• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2024 kitongozeddwa

Gambuuze by Gambuuze
June 21, 2023
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2024 kitongozeddwa
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange  – Mmengo

Ekisaakaate kya maama Nnabagereka eky’omwaka 2024 eky’omulundi ogwe 17, kitongozeddwa mu butongole ku mbuga enkulu mu Bulange e Mmengo  n’omulamwa gw’okulafuubanira Obuntubulamu kulw’ ebiseera by’omumaaso ebitangaavu.

Omukolo guno gukoleddwa omubaka wa Ireland  mu Uganda,  Kevin Colgan neeyebaza maama Nnaabagereka olw’omulimu omunene gwakoze mukugunjula omwana wa Buganda n’ebweru wa Uganda.

Omubaka  Colgan anyonnyodde  nti omwana agunjuddwa asobola bulungi okugoba obwavu n’okukulakulanya Eggwanga lye kuba abeera afunyeemu kinene.

Ssenkulu w’ekitongole ki Nnabagereka Development Foundation, Adrian Mukiibi ategeezezza nti ebbula ly’obuntubulamu mu bantu kifudde okutandika bizineensi ekizibu nekibalemesa okutandikawo emirimu bwatyo nasaba abazadde okuleeta abaana mu Kisaakaate ky’omwaka guno .

Ye Omukubiriza w’Olukiiko lw’Abataka, Nnamwana  Augustine Kizito Mutumba asoomozezza abantu ba Buganda okumanya obuwangwa bwabwe era bakuume ennono yabwe nga bwekiri mu kisaakaate.

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga mu bubaka bwatise omukubiriza w’olukiiko lwa Buganda owek. Patrick Luwaga Mugumbule  yeebaziza maama Nnaabagereka olw’okutumbula ennono n’obuwangwa nga ayita mukubangula abaana.

Omukubiriza w’Olukiiiko lwa Buganda, Owek. Luwaga Mugumbule yeebazizza kampuni ezikwatiddeko Nabagereka okugunjula abaana.

Kampuni ez’enjawulo ziwaddeyo obuvujirizi obwenjawulo nga  Finance Trust Bank bawaddeyo obukadde 35, MTN  bawaddeyo obukadde 14,  Uganda National Drug Authority bawaddeyo obukadde 10 nebawera okwongera okukwasizaako Maama Nnabagereka mukuzimba Obuganda

Ekisaakaaate kino kigenda kutandika nga 4, okutuuka nga 21 January 2024 nga Kyakutambulira ku mulamwa ogugamba nti Okulafuubanira Obuntubulamu.

Bbo abakwasiddwa engoma yokutegeka ekisakaate ekyomwaka 2024 Homesdallen nga bakulembeddwa Omukulu w’essomero Kalyango Godfrey Dickson baweze okukola kyonna ekyetaagisa okufuula ekisaakaate ky’omwaka guno eky’enjawulo.

Omukolo guno gwetabiddwako, baminisita bakabaka okubadde minisita wa gavumenti ez’ebitundu Owek. Christopher Bwanika, omukubirizi w’olukiiko lwa Buganda, Owek. Patrick Luwaga Mugumbule, Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka   Augustine Kizito Mutumba, omukungu Eddie Kaggwa Ndagala,abaana b’amasomero nabantu abalala bangi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

No Result
View All Result
  • Omuko Ogusooka
  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.