• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Eggombolola y’e Ssisa erugenda, Waliwo abakaayanira ettaka kw’eri

Gambuuze by Gambuuze
February 1, 2022
in Amawulire
0 0
0
Eggombolola y’e Ssisa erugenda, Waliwo abakaayanira ettaka kw’eri
0
SHARES
69
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kajjansi – Entebbe

Wabaluseewo okutya mu bakulembeze bw’ eggombolola y’e Ssisa mu ttawuni kkanso y’e Kajjansi oluvannyuma lw’abasaatuusi okulisibako Sseng’enge awamu n’okutuusa  ku mwami w’eggombolola eno obulabe singa yeekiika mu kkubo lyabwe.

Kigambibwa nti omwami w’eggombolola eno, Fred Kato amakya ga leero asanze eggombolola eno eyiiriddwako amayinja n’omusenyi naddala ku kitundu ekiriko ekisaawe nga kyonna kisibiddwako ebikondo.

Oluvannyuma lw’okizuula nti waliwo abasalimbira ku ttaka lino, Omwami w’eggombolola Kato ensonga azitutte ku poliisi y’ekitundu kino n’aggulawo omusango, ono akunze batuuze bano n’eng’oma ya Ggwangamujje ekubiddwa era abatuuze nebakuulayo ebikondo bino.

Ono asabye abajaasi abateekebwa ku mbuga eno baggyibweko oluvannyuma lw’okukizuula nti bano be babadde bawa  abasaatuusi bano obukuumi okwezza embuga eno.

Akulembera eggombolola eno Kato agamba nti ekkanisa y’Abalokole  eya Voice of Hope naye efuuse kizibu kinene ku ttaka lino kuba wadde baliwo ku bwazike naye ate kati tebaagala kuseguka.

Ono asinzidde wano n’akowoola ekitongole ekya Buganda Land Board okusitukiramu amangu ennyo okulambika nsonga eno kuba ettaka lya Beene lituuse okutwalibwa abasaatuusi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist