• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ebyobulamu e Kalangala bitiisa, eddagala eriweweeza ku Sirimu lya bbula

Gambuuze by Gambuuze
February 20, 2024
in Amawulire
0 0
0
Ebyobulamu e Kalangala bitiisa, eddagala eriweweeza ku Sirimu lya bbula
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Kalangala – Ssese

Abatwala eby’obulamu mu disitulikiti ye Kalangala bali mu kattu olw’ebbula ly’eddagala eriweweeza ku Mukenenya nga kino kireseewo okutya mu bantu abawangaala nakawuka kano.

Abakulu bagamba nti kati eddagala lino balyewola mu ddwaliro ekkulu e Masaka, ng’ekizibu kino kisinze kukosa eddwaliro elya Mugoye Health Center III ne Kasekuro Health Center III agasangibwa mu gombolola ye Mugoye.

Omusawo Nakajugo Josephine owa  Mugoye Health Center III agamba ekizibu ky’ebbula ly’eddagala lino kyatandika mu mwezi gwa January w’omwaka guno nga neririwo kati ttono nnyo bw’ogerageranya n’omuwendo gw’abalwadde abalyetaaga.

Nakajugo agattako nti abalwadde babadde baweebwa eddagala erisobola okubatwala okamala emyezi essatu (3) n’omwenda(9) naye kati tekikyasoboka wadde ng’abalwadde beetaaga okumira empeke zino buli lunaku okusobola okuweweerako.

Akulira ebyobulamu e Kalangala,  Teddy Namuli   akkiriza nti ekizibu kino weekiri naye basuubira  okufuna eddagala lino okuva mu kitongole ekibunyisa eddagala wano muggwanga ki National Medical stores ku nkomerero y’omwezi guno.

ono oyongeddeko nti enkolagana y’amalwaliro gano n’eddwaliro ekkulu e Masaka eyambyeko okunogera ekizibu kino eddagala.

Ye ssentebe w’eggombolola ye Mugoye John Kayima Muzeeyi, asabye gavumenti okuteeka essira ku kulwanyisa akawuka kano e Kalangala bweba yakutuuka ku kiruubirirwa kyaayo eky’okumalawo Sirimu mu 2030.

Kinajjukirwa nti  okusaasaana kw’akawuka kano e Kalangala kwakendeera okuva ku bitundu 16 ku buli 100 nekudda ku bitundu 12.8 ku buli Kikumi ekyaali kireseewo essuubi mu lutalo lw’okumalawo ekirwadde kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist