• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ebya Ingrid Bibi: Aba FDC bamwegaanye

Gambuuze by Gambuuze
January 5, 2021
in Amawulire
0 0
0
Ebya Ingrid Bibi: Aba FDC bamwegaanye
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Ekibiina kya Forum for Democratic Party kivuddeyo ne kyongera okwegaana  okubeera n’akakwate konna ne Turinawe Ingrid Kamateneti, omu ku bantu abakola ennyo okuginoonyeza akalulu mu kitundu kya Kigezi. Ono avuganya ku kifo ky’omubaka wa Munisipaali y’e Rukungiri.

Amuriat nga anoonya akalulu mu bitundu bye Rukungiri

Turinawe ng’ono yaliko mu bifo ebinene mu kibiina n’okutuusa essaawa ya leero alabibwa nga munywanyi wa Dr. Kizza Besigye, wabula nga yasalawo okwesimbawo ku lulwe oluvannyuma lw’okugobwa mu kibiina olw’obutakkaanya n’ebyo ebyava mu kamyufu k’ekibiina.

Mu kamyufu k’ekibiina akaliwo mu August 2020,  Dr. Warren Tumwiine yawangula kkaadi y’ekibiina n’obululu 130, Ingrid n’afuna 65 ate Ronald Kaginda n’afuna obululu 62.

Turinawe yagaana okukkiriza ebyali bivudde mu kulonda ng’agamba nti mwalimu vvulugu era n’ajeemera ekibiina. Wano Ssaabawandiisi w’ekibiina, Nandala Mafabi, we yamugobera mu kibiina mu Decemba wa 2020.

Bwe yabadde mu lukung’aana  mu kibuga ky’e Rukungiri eggulo ku Mmande, alina kkaadi y’ekibiina ku bwapulezidenti Patrick Oboi Amuriat yeegaanye Turinawe mu lujjudde n’asaba abaayo okulonda Dr. Warren Tumwiine.

“Njagala okubasaba okulonda abantu abali wano omuli ne Warren ku lw’ebifo by’obukulembeze mu kibuga. Twalina akamyufu wano era kaali k’amazima n’olwekyo omuntu bw’aba yasalawo okwesimbawo ku lulwe aba yava mu kibiina.” Amuriat bwe yagambye.

FDC era ekyali mu kusoberwa oluvannyuma olwa Winnie Babihuga naye okusalawo avuganye ku kifo ky’omubaka omukyala ku lulwe oluvannyuma lw’okuwangulwa Betty Muzanira mu kamyufu k’ekibiina.

Amuriat ali mu kunoonya akalulu, yatandikidde ku mwalo gwe Rwenshama mu Rujumbura mu disitulikiti y’e Rukungiri n’avumirira eky’abajaasi abatulugunya bannansi ku myalo era n’asuubizza okubaggyako singa akwata obuyinza.

Ono bwe yavudde wano n’ayolekera ekitundu kya Nyakishenyi wabula n’alemererwa okutuukayo oluvannyuma lw’amazzi okusalako ekkubo ku kyalo kya Nyabikuuku.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist