• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'obuwangwa

Ebika Musanvu Ebirala Nabyo Bitaddde Ebibumbe Ku Kabaka anjagala

Gambuuze by Gambuuze
May 23, 2020
in Eby'obuwangwa
0 0
0
Ebika Musanvu Ebirala Nabyo Bitaddde Ebibumbe Ku Kabaka anjagala
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Musasi waffe

Enjobe

Owek David Kyewalabye Male, Minisita avunanyizibwa ku by’Obuwangwa Ennono n’Obulambuzi agambye okumanya amaanyi g’ekika kirina okuba nga kirina ekibumbe kyakyo Ku Kabaka anjagala.

Luno lwe luguudo olugatta Bulange ku Lubiri e Mengo olumanyiddwa nga Royal Mile.

Bwabadde ayogera mu kussaawo ebibumbe by’ebika ebirala musanvu ebyongeddwako kwebyo 26 ebiri ku luguudo luno, Kyewalabye agambye nti kino kigenda kutumbula eby’obulambuzi muggwanga.

Enkusu

“Tusuubira nti n’ebika ebirala ebitannateekayo ssente zaabyo okukikola ebibumbe ebirala bibe nga bisobola okwongerwayo. Abantu abamu tebamanyi bika byabwe bwebifaanana era tubiteeka  wano basobole okubiraba naddala ababa bazze wano okulambula. Njagala okwebaza ebika ebyo omusanvu ebifubye okulaba nti ebibumbe byabyo bibeera wano. Era nkubiriza ebitannaba kukikola,kubanga amaanyi g’ekika ogalabira mukubanga basobodde okuteeka ebibumbe wano. Nkubira omulanga bajjajja abataka bakole ku nsonga eno,” Oweek. Kyewalabye bwategeezezza.

Obutiko

Mu bibumbe ebireeteddwa kuliko,  AKayozi, Nkusu, Nkerebwe, Obutiko, Ngaali, Enjaza n’Enjobe.

 Bino biwezezza omuwendo gwa bibumbe 33 ebyakateekebwa ku Kabaka anjagala.

Kyewalabye agambye newankubadde ng’ensi eri ku muggalo, Obwakabaka busigala bukola emirimu gyabwo tebuyimirira.

Ebibumbe nga bituusibwa

Minisita era ategeezezza nti bali mu kwogeraganya  n’abakugu okulaba ng’ebibumbe bino biteekebwamu obutambi obukwata ku bika byabwe ng’abazzukulu basobola okujja nebanyigako nebamanya ebifa mu kika kyabwe.

“Kabaka bwaba ayita mu Kabaka anjagala abataka bakungaana mu bibanja byabwe naye kati bajja kubeeranga mabega wa bibumbe byawe,” Kyewalabye bwagambye.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist