• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

E Kenya Ente zisula ku mifaliso!

Gambuuze by Gambuuze
November 7, 2025
in Amawulire
0 0
0
E Kenya Ente zisula ku mifaliso!
0
SHARES
198
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Arthur Kalumba

Kenya

Abantu ba Buganda abagenda e Kenya wansi w’ekitongole ki Kabaka Foundation okubangulwa ku bulimi n’obulunzi babanguddwa ku bulunzi obw’ekikugu naddala okulunda ente enzungu n’embuzi mu bifo ebifunda naye nga biteekedwateekedwa bulungi.

Bano balambuziddwa ffaamu ez’enjawulo okuli; Elite Livestock Dynaries Farm Ltd – Ruiru nga bano balundira ente ku yiika 5; baziirisa muddo mukalu okusobola okunywa ennyo amazzi zifulumye amata agawera, amazzi gano gayungibwa ku byuma bikalimagezi nga gayiika gokka.

Ekyenjawulo ekisangiddwa ku ffaamu eno y’ensengeka y’ente mu bibinja okuli; ez’ennyama zokka, eziwase wamu n’ezinatera okuzaala era ezo zonna zisula ku mifaliso.Ku ffaamu y’emu balambudde embuzi ezirundibwako nga ebiyumba byazo byazimbibwa mu ngeri ya kalina okusobola okukozesa obulungi ebifo kyabwe.

Bwe bavudde eyo boolekedde Kefa Gardens Farm e Muranga County nga bano ku yiika emu balundirako ente 89 kyokka nga bano basoosowaza obuyonjo n’obutebenkevu bw’ensolo nga kino bbo bakkiriza nti kye kibasobozesa okukama liita z’amata 34 okuva ku buli nte.

Mu lugendo luno abalunzi b’enkoko tebasuuliddwa muguluka, nabo basomeseddwa ku Paly Chicks esangibwa ku Thika Road Malengeri ng’abalunzi ba nkoko za magi era bano abalunzi b’enkoko baweereddwa amagezi okulunda envunyu ezigattibwa mu mmere y’enkoko ezirimu ekiriisa ekisinga ne ku mukene.

Ebisinze okwefuga okusomesa abalunzi bano y’ennunda ya tekinologiya ow’awaggulu akozesebwa mu Kenya ng’abalunzi abo bakozesa byuma bikalimagezi okugabirira ensolo zaabwe emmere n’amazzi buli lwe biba biweddemu ku budde.

Kayemba Pius omulunzi w’ente mu Lwengo annyonyodde nti ayongedde okufuna obukugu ku kulunda ente ku mutindo. Kyokka ne Ssewulira Stanely Lwere omulimi w’emmwanyi alaze nti ayize okukolera awafunda nga era alaze nti wakusomesa bavubuka banne kuba mu kulaba kwe alaba tebetanidde nnyo bulimi na bulunzi ekintu ekyenyamiza.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist