• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

DP erabudde ababaka ku kuggyawo  okweyimirirwa

Gambuuze by Gambuuze
October 6, 2021
in Amawulire
0 0
0
DP erabudde ababaka ku kuggyawo  okweyimirirwa
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Amyuka omuwabuzi w’ekibiina kya Democratic Party (DP), alabudde ababaka ba Palamenti ku ky’okuggyawo omukisa gw’okweyimirirwa ku misango eminene nga Pulezidenti Yoweri Kaguta Museveni bw’ayagala, kuba bajja kwesanga mu mbeera y’emu.

Lumu  era nga ye mubaka wa  Mityana South, agamba nti singa kino kikolebwa, kigenda kuwa Pulezidenti Museveni omukisa omulala okukijjanya abamuvuganya.

Bino Lumu yabyogeredde mu lukung’aana lwa bannamawulire ku City House ku Lwokubiri.

“Ababaka ba Palamenti balina okumanya nti kano katego, singa bakkiriza ne baggyawo okweyimirirwa. Bagenda kuba bakoze ekintu ekigenda okweyambisibwa okutulugunya bannayuganda nga nabo mw’obatwalidde.” Lumu bwe  yagambye.

Lumu yannyonnyodde nti Pulezidenti Museveni aludde ng’ayisa olugaayu mu kkooti nga singa ababaka baggyawo okweyimirirwa, embeera egenda kuba eyonoonekedde ddala.

Okusinziira ku Lumu, ebikolwa byonna ebigezaako okuyingirira obuyinza bwa kkooti okusalawo ku ani alina okweyimirirwa, bikontana butereevu n’ekyokuba ng’ekitongole ekiramuzi kyetengeredde nga Ssemateeka bw’agamba.

Lumu yategeezezza nti si nsonga oba Museveni ky’agoba kiyitamu oba nedda naye n’okukubaganya ebirowoozo ku nsonga eno kirina engeri gye kikosaamu enkolagana ya Pulezidenti Museveni n’ekitongole ekiramuzi.

Ono yannyonnyodde nti ng’ekibiina ekirafubanira enfuga ey’amateeka, bagenda kusigala nga bavumirirwa enteekateeka z’okuggyawo okweyimirirwa ku misango eminene, bw’atyo n’asaba ababaka banne okukola ky’ekimu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist