• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Dennis Masinde Onyango alondeddwa ng’omukwasi wa ggoolo asinze mu myaka 10

Gambuuze by Gambuuze
October 5, 2022
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Dennis Masinde Onyango alondeddwa ng’omukwasi wa ggoolo asinze mu myaka 10
0
SHARES
37
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Eyaliko omuzannyi wa ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes omukwasi wa goolo, Dennis Masinde Onyango, alondeddwa ng’omukwasi wa ggoolo esinze mu myaka 10 egiyise, nateekebwa  ku ttiimu y’empaka za CAF Champions League.

Ttiimu eno erimu abazannyi 11 abasinze okucanga omupiira mu Afirika okuva mu mwaka gwa 2010 okutuuka mu 2020 era obwedda  abantu basinziira ku mutimbagano nebalonda abazannyi ab’enjawulo.

Ekimu ku biwadde Onyango enkizo kwekuyambako ttiimu ya Mamelodi Sundowns okuwangula ekikopo kya CAF Champions League mu 2016 era wano afuniddewo obubonero bungi ddala.

Kinajjukirwa nti mu mwaka guno gwe gumu Onyango yalondebwa nga omukwasi wa ggoolo eyali asinze mu Afirika.

Abazannyi babiri bokka bebasobodde okuva mukitundu kya East Afrika nga omulala we Mutanzania owa kiraabu ya TP Mazembe eya Congo nga ono naye yakola nnyo okugisobozesa okuwangula ekikopo kya CAF Champions League.

Ekitundu kya North Afirika kyerisiza nkuuli mukuleeta abazannyi abangi nga mu bano kuliko; Wael Gomma,  Ahmed Fatty, Hossam Ghaly, Hossam Ashour, Ali Maaloul ne Walid Soliman.

Abalala abalondeddwa ku ttiimu eno ye munnansi wa South Afirika  Percy Tau nowa Zimbabwe Khama Billiat.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist