• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Cheptegei amenye likodi y’ensi yonna, awangudde Zzaabu

Gambuuze by Gambuuze
August 15, 2020
in Ebyemizzanyo
0 0
1
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Cheptegei oluvanyuma lw’okuwangula emisinde e Monaco

Bya Musasi Waffe

Omuddusi w’emisinde Joshua Kiprui Cheptegei,  ekiro ky’eggulo yamenyewo likodi y’ensi yonna mu misinde gya mmita 5000 bwatyo nawangulira Uganda omuddaali gwa Zzaabu mu mpaka za  2020 Diamond League ezibadde e Monaco mu Bufalansa.

Emisinde gino Cheptegei  yagiddukidde eddakiika 12:35.36 naggyawo likodi ya munnansi wa Ethiopia Kenenisa Bekele ey’eddakiika 12:37.35  gyeyateekawo mu 2004  bweyali e Hengelo ekya Netherlands mu 2004.

Cheptegei okusooka yasanze okuvuganya okwamanyi okuva eri munnakenya Nicholas Kimeli Kipkorir, ono mukusooka yamubadde ku lyanda, okukkakana nga amalidde mu kifo kya kubiri ate munnakenya omulala Jacob Krop namalira mu nnamba ssatu.

Munnayuganda omulala eyabadde mu misinde gino ye  Stephen Kissa,  ono yabadde omu ku bataddewo okuvuganya okusooka naye gyebyagweredde nga awanduse era teyamazeeko.

Pulezident Yoweri Kaguta Museveni yavuddeyo nayozaayoza Cheptegei nga ayita ku kibanja kye ekya Twitter,  nategeeza nga ono bwayongedde okutumbula Uganda n’okuleetera bannansi esanyu ely’omujjirano.

Abaddusi abalala okuli Halimah Nakaayi ne Winnie Nanyondo ebintu tebyabatambulidde bulungi era okukkakana nga bakutte ekifo eky’okutaano n’ ekyomunaana.

Kinajjukirwa nti, ku Lwomukaaga lwa wiiki Cheptegei ne banne basimbulwa minisita w’ebyenjigiriza n’emizannyo okugenda e Bufalansa bayambibwako pulezidenti Museveni.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist