• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Buweekula, Buddu ziyiseewo okuzannya eziddirira ez’akamalirizo

Gambuuze by Gambuuze
December 20, 2021
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Buweekula, Buddu ziyiseewo okuzannya eziddirira ez’akamalirizo
0
SHARES
113
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Kayemba

Kampala

Ttiimu y’essaza lya Buweekula etadde amaanyi mu kulwanirira ekikopo ky’omwaka guno 2021 oluvannyuma lw’okuwangula Buluuli ggoolo 3-0 mu mpaka eziyindidde mu kisaawe kya FUFA Technical Center, Njeru leero ku Mmande.

Ggoolo eyasoose yateebeddwa Ismail Tamubula ne  Shafik Kakande ate endala n’eteebebwa Frank Mulindwa.

Tamubula yaggyeeko Isaac Musiima  bw’atyo n’ateeba Abdul Salim Ssekamwa mu ddakiika ttaano zokka ez’omuzannyo.

Kakande  yabongedde ggoolo oluvannyuma lw’okufuna omupiira okuva ku Lucky John Kasagga  mu ddakiika 25.

Ggoolo ya Tamubula eyookubiri yazze ebula eddakiika 9 zokka ekitundu ky’omuzannyo ogusooka okuggwa, n’aweza ggoolo eyookutaano mu mpaka zino era ekitundu eky’omuzannyo ekyokubiri temwabaddemu ggoolo.

Kino kitegeeza nti Buweekula ye ttiimu eyasoose okugenda ku mutendera gwa Semi – Fayinolo n’etangaaza emikisa gyayo okutwala ekikopo.

Akawungeezi ka Mmande, ttiimu ya Buddu ekubye Kyaddondo 2-1 n’eyitawo okwegatta ku Buweekula.

Omusambi Geofrey Gaganga ne Bruno Bunyaga be bateebedde Buddu. Ggoolo ya  Kyaddondo emu yokka yateebeddwa Patrick Oyeeti.

Kati Kyaggwe egenda kuzannya Mawokota enkya ne Bulemeezi ezannye Busiro okulondako abaneegatta ku bayiseewo.

Tulinze kulaba ani anaawangula ekikopo ky’omwaka guno kuba Ggomba eyatwala eky’omwaka oguwedde yavaamu dda.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist