• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Buli kimu kiwedde……… Amazaalibwa ga Kabaka ag’emyaka 68 ga nkya

Gambuuze by Gambuuze
April 13, 2023
in Amawulire
0 0
0
Buli kimu kiwedde……… Amazaalibwa ga Kabaka ag’emyaka 68 ga nkya
0
SHARES
73
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Obwakabaka bulangiridde enteekateeka entongole engeri omukolo gw’ Amazaalibwa ga Kabaka ag’emyaka 68 bwegigenda okutambulamu olunaku olw’enkya naddala ku bantu abo 250 abaayitiddwa.

Ssentebe w’enteekateeka zino,  Owek. Daudi Mpanga ategeezezza nti omukolo gubaliddwa essaawa emu nekitundu yokka era wetutuukidde mu Lubiri e Mengo wamma ggwe nga buli kimu kitambulira ddala bulungi.

Owek. Mpanga asabye abagenyi abayite okutuuka mu budde basobole okuyita mu mitendera gy’ebyokwerinda era babugirize Nnyinimu agenda okutuuka ku ssaawa 6 ez’okumakya.

Ono annyonnyodde nti omukolo guno, Ssaabasajja Kabaka waakusanyusibwa ‘Band’ ne kkwaaya ezenjawulo wamu ne Abeeka bandi  abajja okukuba obuyimba okuva myaka egy’enjawulo era omukolo gwakutwala essaawa emu nekitundu omutanda mwanagabulira nabantu be kkeeie yamazaalibwa awamun’ekijjulo.

Olwa leero abayizi okuva mu matendero agawaggulu basiibye mu  Lubiri nga baluyooyoota okusobola okutuukana n’ekitiibwa ky’ Empologoma.

Omukolo guno gwakuwerezebwa buteerevu mayengo ga BBS Terefayina abantu ba Beene abatasobodde kutuuka mu Lubiri basobole okugoberera omukolo guno.

Wetukoledde eggulire lino ng’ebirabo bya Beene byamaze dda okutuuka mu Lubiri e Mmengo nga bino bwanasiima gegagenda  okufuuka Amakula.

Kinajjukirwa nti Omutanda amazaalibwa ge gano yagawaayo gakuzibwe wansi w’omulamwa gw’okulwanyisa akawuka ka Mukenenya  nga abaami be babakulembeddemu olutabaalo luno okusobola okutaasa abaana ab’obuwala.

Amazaalibwa gano ga myaka 68 Ssaabasajja Kabaka Ronald Fredrick Kimera Walugembe Luwangula Muwenda Mutebi kyokka ngentikko ye mikolo ya Sunday nga 16 Kafuumulampawu 2023 abantu okwetaba mu misinde wansi womulwamwa gowkulwanyisa mukenenya 2030 wegunaatuukira.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist