• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bulemeezi awuumye nga Ssaabasajja Kabaka aggulawo empaka z’Ebika 2022

Gambuuze by Gambuuze
June 11, 2022
in Amawulire
0 0
0
Bulemeezi awuumye nga Ssaabasajja Kabaka aggulawo empaka z’Ebika 2022
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kasana – Bulemeezi

Essaza lya Beene ery’e Bulemeezi liwuumye, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi bw’abadde alabiseeko eri Obuganda nga aggulawo empaka z’emipiira gy’Ebika bya Buganda ez’omwaka 2022 mu kisaawe kya Kasana Luweero mu Bulemeezi.

Obwedda buli Omutanda wayita nga abantu bakwatiridde ku makubo era obwedda Empologoma ewalirizibwa okuvaamu natambuza ku bigere nga bwababuuzaako n’okubawuubira, olwo essanyu nerijula okubatta.

Beene bwatuuse ku kisaawe e Kasana ayaniriziddwa Omumyuka Asooka owa Katikkiro Owek. Twaha Kaawaase Kigongo ne Minisita Henry Ssekabembe Kiberu awamu n’abakungu abalala.

Ssaabasajja Kabaka awandiise ku mupiira ng’akabonero akakaga nti atongozza empaka zino era bwezityo empaka naziggulawo.

Oluvannyuma omupiira oguggulawo empaka zino, gutandise ku ssaawa 9 ez’olweggulo wakati wa bazzukulu ba Muteesaasira ab’eddira Engo nab’eddira Engo wakati mu bawagizi ababaddewo okubugiriza Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka.

Wasooseewo omupiira  gw’okubaka wakati w’Engo n’ Embwa nga guno guwanguddwa bazzukulu ba Mutasingwa ab’eddira  Embwa ku ggoolo.

Empaka zino zibadde zimaze emyaka  2 nga tezizanyibwa olw’omuggalo gwa Covid-19, zaasemba okuzannyibwa mu 2019  zaawangulwa Embogo, ate Ennyonyi Ennyange n’ewangula engabo y’okubaka.

Omukolo guno gwetabiddwako bajjajja abataka abakulu ab’Obusolya, baminisita mu Bwakabaka bwa Buganda , abakungu n’abantu ab’enjawulo .

Share this:

Tags: BikaCup2022Bulemeezi - Kasana LuweeroKabaka Mutebi
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist