• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Buganda yakwongera okukola emikago okutumbula embeera z’abantu – Owek. Mayanja Nkalubo

Gambuuze by Gambuuze
June 29, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Buganda yakwongera okukola emikago okutumbula embeera z’abantu – Owek. Mayanja Nkalubo
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mukono – Kyaggwe

Minisita avunaanyizibwa  w’ettaka, eby’obulimi, Bulungibwansi n’Obweggasi agambye nti Buganda yakugenda mu maaso n’okukola emikago n’ebitongole ebyenjawulo okusobola okutumbula embeera z’abantu mu Buganda nokubagobako obwavu.

Owek. Nkalubo agambye nti abantu bakabaka bateekeddwa okwetanira enteekateeka  ez’enjawulo mu Bwakabaka  okusobola okukyusa embeera zabwe. Owek. Nkalubo asabye abantu bakabaka okubeera abayonjo okusobola okwewala eddwade eziva ku buligo.

Okwogera bino Minisita Mayanja abadde ku kyalo Kasala mu Muluka gwe Kyabakadde mu ggombolola ye Kyampisi bw’abadde akwasa Evelyn Nakyazze Birabwa ennyumba eyazimbibwa Ssaabasajja Kabaka ne bannamikago okuli Habitat for Humanity ne Housing Finance Bank.

Ssaabasajja Kabaka yasiima okukyuusa embeera y’omukyala Evelyn Birabwa eyali tesanyusa kuba yali yafiirwako bba agambibwa okuba nti yabulira mu nnyanja nasigala n’abaana abato abawera bataano mu nnyumba ekutte mu mbinabina.

Bw’abadde akwasibwa ennyumba eno, Evelyn Birabwa abadde  omusanyufu yeebazizza Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka olw’okusiima namuwa obulamu obweyagaza era nasaba abantu okuwagira Obwakabaka.

Abakulira ekitongole ki Habitat for Humanity bategeegezeza nga bwebalina enteekateeka y’okwongera okudduukirira abantu bakabaka abalina okusomoozebwa mu mbeera ezenjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist