• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Besigye:  Abayivu b’ennaku zino tebasikiriza bayizi kusoma nnyo

Gambuuze by Gambuuze
February 6, 2023
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Besigye:  Abayivu b’ennaku zino tebasikiriza bayizi kusoma nnyo
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Akulira ekisinde ki  People’s Front for Transition (PFT),  Dr Kizza Besigye agamba nti abayivu abaliwo kati tebasikiriza bayizi kuteekamu maanyi basobole okufuna ebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

“Abayivu abalina ddiguli obasanga basimbye nyiriri nga bagenda kukola bwakadaama ate abalala bafukamira okulaba nga babaako byebabawa. Singa tetulwana nnyo netukyuusa ebyenjigiriza n’ebyenfuna tugenda kusaanawo,” Besigye bw’ategeezezza mukukubaganya ebirowoozo okubadde ku mutimbagano.

Besigye awadde eky’okulabirako kyakulira ekibiina ky’ abasawo ki Uganda Medical Association (UMA) Dr Samuel Oledo alina ddiguli 2 kyonna naakulemberamu  banne nebafukamira mu maaso ga Pulezidenti Museveni nga bamusaba akkirize yeesimbewo mu kalulu ka 2026.

Dr. Besigye agamba nti ebikolwa nga bino tebisobola kwegombesa baana kusoma nnyo kuba abasoma bali ku mazizi beegayirira abalina obuyinza babayambe okubongeza omusaala.

Ono ategeezezza nti ekirina okukolebwa kwekulaba nti bannayuganda beerwanako nebakomyawo obuyinza bwabwe obwawambibwa gavumenti ya Museveni kuba kati gavumenti eno efaayo ku bantu abatono olwo netulugunya abasigadde nga bwegwali mu myaka gya 1970 bne 1980.

Besigye annyonnyodde nti wadde bannayuganda balwana olutalo okwenunula ku gavumenti ezali zibalwanyisa naye ate abakwata obuyinza babalyamu olukwe.

Enfunda ziwera nga Dr. Besigye agezaako okulaga gavumenti enteekateeka ez’enjawulo ebintu bwebirina okutambuzibwa awamu n’okusaba wabeewo okukyuusa obuyinza.

Mu 2012, Dr Besigye yategeka okwekalakaasa nga atambuza ebigere nga awakanya ebbeeyi y’ebintu okulinnya . Ono era yagezaako okulemesa gavumenti okukyuusa Ssemateeka mu ‘Togikwatako’ era bweyalemererwa natandika ‘Tubalemese.’

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist