• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Bbanka enkulu egamba ssente okuli omukono gwa Mutebile zikyakola

Gambuuze by Gambuuze
February 3, 2022
in Ebyenfuna
0 0
0
Bbanka enkulu egamba ssente okuli omukono gwa Mutebile zikyakola
0
SHARES
49
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Bbanka enkulu mu ggwanga etegeezezza nti ssente zonna eziriko omukono gw’abadde Gavana Emmanuel Tumusiime Mutebile zikyakolera ddala bulungi era abantu bagende mu maaso n’okuzikwata nga bulijjo.

Kino kiddiridde amawulire okusaasaanira ku mutimbagano  nga galaga nga ssente zonna eziriko omukono gwa Mutebile bwe zigenda okuggwaako mu bwangu era tezigenda kuddamu kukkirizibwa kubaako kye zigula.

Ekiwandiiko bbanka enkulu kye yafulumizza eggulo kiraga  nti alipoota zino tezirina makulu era tezirina bukakafu bwonna kwe zeesigamiziddwa.

“Okukyusa omuntu ali mu kifo kya Gavana oba okufa kwe tekitegeeza nti ssente ezo zibeera tezikyakola.”  Bbanka enkulu bwe yagambye.

Bbanka enkulu egamba nti enfaanana ya ssente zino, ebiziriko nga kwe kuli n’omukono gwa Gavana byakusigala nga bikola okutuusa bbanka enkulu lwe liraba nti byetaaga okukyusa kuba ye yokka erina obuyinza mu mateeka okukola kino.

“Abantu tubawa amagezi okwewala eng’ambo zino  eziraga nti ssente okuli omukono gwa Gavana Mutebile zigenda kukoma okukola.” Ekiwandiiko bwe kiraze.

Uganda erina ssente z’empapula okulabikira omukono gwa Gavana okuli;  1,000, 2,000, 5,000, 10,000, 20,000 ne  50,000.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist