• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Basabye okwettanira ebibiina by’Obwegassi

Gambuuze by Gambuuze
March 4, 2022
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
Basabye okwettanira ebibiina by’Obwegassi
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Masaka – Buddu

Abavunaanyizibwa ku bulimi bw’ekirime ky’Emmwanyi mu Buganda nga bakulembeddwamu ekitongole kya Beene ekya BUCADEF, basabye bannabuddu okwettanira ebibiina by’obwegassi basobole okwekulaakulanya n’okutumbula embeera zaabwe.

Bano  bino babyogeredde mu kulambula ab’ekibiina kya Masaka Cooperative Union nga bano balimi ba mmwanyi awamu n’okuzitunda okulaba  bwe basobola okutumbula okuzirima mu kitundu kino kisobozese abantu okwegobako obwavu.

Omukwanaganya w’ebibiina by’obwegassi mu Buganda, Mulindwa Wamala annyonnyodde nti baasalawo okukyalira ebibiina by’obwegassi ebyenjawulo basobole okubifunako amagezi aganaabayambako okubunyisa n’okunnyikiza obwegassi mu Buganda.

Ono ne banne bawadde abalimi amagezi okulabirira obulungi emmwanyi zino kibasobozese okuzifunamu nga batandikira ddala ku mutendera ogusooka okutuuka mu makungula awamu n’okuzitunda era bafube okuteeka amaaso ku mutindo mu buli kye bakola.

Akulira Masaka Cooperative Union Emmanuel, Ssenyonga ategeezezza nti ng’oggyeeko emmwanyi ze batunda, baatandise okukola kaawa n’ekigendererwa okyokutandika okwagazisa bannayuganda okunywa kaawa nga Uganda kajja kuba ke katale akasookerwako olwo bannakibiina kyabwe boogere okufunamu.

Omu ku bakulu mu Masaka Cooperatives Union, Herbert Kalyesuubula agamba nti ekibiina kino kirina kinene kye kiyambye ku balimi kuba abalimi abeegattira mu kyo emmwanyi eziva mu mmeresezo zaabwe bazigula ku bbeeyi ya wansiko okusinga ku balala.

Ekibiina kya Masaka Cooperative  yatandika mu mwaka 1951 wabula n’esasika mu myaka gyekinaana era yaakatandika okudda eggulu kati myaka egigenda mu esatu era nga ku bibiina 240 bye mwalina baakazzaako engulu ebibiina 101.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist