• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Bannayuganda basabiddwa okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka

Gambuuze by Gambuuze
September 15, 2022
in Eby'Obulamu
0 0
0
Bannayuganda basabiddwa okuwagira enteekateeka z’Obwakabaka
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omulabirizi wa Central Buganda Diocese, Bp. Michael Lubowa asabye abantu mu ggwanga  okujjumbira enteekateeka za Ssaabasajja Kabaka  kibayambe okutumbula embeera zabwe.

Okusaba kuno kukoleffwa Omulabirizi Lubowa ku Lwokusatu bwe yabadde akulembeddemu okugaba  omusaayi e Kiriri, mu ggombolola ya Mumyuka Mpenja, mu Gomba.

Omulabirizi Lubowa yagambye nti enteekateeka Ssaabasajja Kabaka z’ayanjulira abantu ziba ziyamba abantu bonna naddala okutumbula embeera z’ebyobulamu bwabwe, nga kyetaagisa abantu okuzijjumbiranga.

Ye Omwami wa Kabaka atwala essaza ly’e Gomba, Kitunzi, Celestino Jackson Musisi, agambye nti wakyaliwo okusoomoozebwa olw’abantu okwagala okukola emirimu ku ssaawa esembayo, ky’agambye nti oluusi kizingamya enteekateeka eziba zireeteddwa.

Ate Omutaka Nakigoye, Samson Nabbimba Lukabya, ayongedde okukikkaatiriza nti Obwakabaka bujja kukola kyonna okulaba nga butumbula embeera ezinyigiriza Bannayuganda, n’asaba abantu bonna okubeera obumu mu lutalo olw’okulwanyisa mukenenya.

Enteekateeka eno ekyagenda mu maaso nga ewagirwa ekitongole ki Kabaka Foundation wamu ne bannamikago okuli Uganda Blood Bank naba Redcross.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist