• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannayuganda basabiddwa okukomya okusaagira mu nsonga z’ebyobulamu

Gambuuze by Gambuuze
September 28, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannayuganda basabiddwa okukomya okusaagira mu nsonga z’ebyobulamu
0
SHARES
65
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri Mmengo 

Bannayuganda basabiddwa okukomya okutaputa kifuulanenge ensonga z’ebyobulamu wabula bawe amakulu ebiragiro byabasawo  ne Minisitule y’ebyobulamu bweba bakyagala okubeera abalamu.

Bino byogeddwa Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka Omuk.Moses Luutu bw’abadde atikkula Banassingo Amakula ga Ssaabasajja mu Lubiri e Mmengo ku Lwokusatu

Omuk. Luutu agambye nti bannayuganda baagala nnyo okugendera ku ng’ambo nebalemwa okunoonya ekituufu okuva mu bakugu kyagamba nti kubeera kuteeka bulamu bwabwe mu matigga.

Omuk. Luutu  abawadde amagezi mukiseera kino nga ebyenfuna by’eggwangq byewanise okukomya okwekubagiza wabula beeyambise obuyiiya okutondawo engeri gyebasobola okutambuzaamu emirimu basobole okuvvunuka embeera eno.

Ye Omwami wa Ssaabasajja ow’eggombolola ya Ssaabaddu Kasanda Alex Sserukenya nga yakulembeddemu abaleese Amakula yeebazizza bannassingo olw’ okutuukiriza ennono  y’okuleeta Amakula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist