• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Bannasingo baleese oluwalo

Gambuuze by Gambuuze
September 24, 2021
in Amawulire
0 0
0
Bannasingo baleese oluwalo
0
SHARES
60
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Katikkiro wa Buganda, Charles Peter Mayiga asabye bannabusiro okwongera amaanyi mu bulimi kibayambe okwekulaakulanya ne Buganda esobole okudda ku ntikko.

Bino Mukuuumaddamula Mayiga yabitadde mu bubaka bwe yatisse omumyuka w’omukubiriza w’Olukiiko lwa Buganda, Hajji Ahmed Lwasa eyamukiikiridde mu kutikkula oluwalo mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna.

Abaakiise Embuga kuliko eggombolola ez’enjawulo ezikola essaza Ssingo nga baakulembeddwa abaami ba Kabaka abazitwala awamu n’abakulembeze ba gavumenti ez’ebitundu.

Bano baaloopedde Katikkiro abanyazi b’ettaka lya Kabaka mu ssaza lino era ne basaba wabeewo ekikolebwa kubanga buli lukya abantu bongera okwesenza ku ttaka lya Kabaka.

Ku lwa Katikkiro, Owek. Hajji Ahmed Lwasa yasabye  okukomya okunyooma ebyobulimi kuba eno yeemu ku ngeri gye basobola okulwanyisa ebbula ly’emirimu.

Ono era yabakubirizza  okwegemesa ssenyiga corona kubanga Ssaabasajja Kabaka ayagala bantu balamu basobole okukulaakulanya Buganda.

Minisita omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu, Owek. Joseph Kawuki yasabye abaami ba Kabaka naddala abaakaweebwa obwami okubeera ekyokulabirako eri be bakulembera.

Bano baakiise n’Oluwalo lwa bukadde 4 era ne bawera okujjumbira enteekateeka zonna ez’Obwakabaka ezigendereddwamu okubasitula.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist