• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Bannannyini kkampuni eyafera abantu basindikiddwa e Luzira

Gambuuze by Gambuuze
January 7, 2020
in Ebyenfuna
0 0
0
Bannannyini kkampuni eyafera abantu basindikiddwa e Luzira
0
SHARES
15
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Mary Nabunya omu ku bannnannyini Donamisocoins ng’ava ku poliisi mu Kampala

Musasi Waffe

Bannannyini kkampuni empozi y’essente eya Dunamiscoins Resources Limited olwaleero balabiseeko mu maaso g’omulamuzi wakooti ya Law Development Centre nebaggulwako emisango 65 nga gyekuusa kukufuna ssente mulukujjukujju. Samson Lwanga ow’emyaka 37 ne Mary Nabunya ow’emyaka 53 nga bombi batuuze be Makindye Ssabagabo mu disitulikiti ye  Wakiso bavunaanibwa og’okulimba abantu nebabajjako ssente zaabwe nga babasuubizza okukola amagoba ag’amangu.  Omuwaabi wa gavumenti yategeezezza kooti nti wakati wa February 14 ne December 3 2019, bano beekobaana okujja sente kubantu ekikontana n’amateeka. Kigambibwa nti bano bajja sente ku bantu eziri wakati we 500,000 n’obukadde 140 nga babasuubizza okuzibaddiza buli mwezi  ku magoba ga bitundu 40 ku buli kikumi. Abawawaabirwa emisango bagyeganye era omulamuzi nabasindika ku meere e Luzira paka nga Gatonnya 22 bwebanadda mu kkooti okusomerwa emisango. Abawaabi ba gavumenti bategeezezza nti abantu abasukka mu 4000, bebeemulugunya olw’okubbibwa.  
Kkampuni eno yali erina amatabi agawerako mu Kampala, Masaka, Lira, Mbale nawalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist