• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Bannakyaddondo Babanguddwa: Kaggo Avumiridde Abavvoola Ennimi Ennansi

Gambuuze by Gambuuze
February 7, 2025
in Agafa e Mengo
0 0
0
Bannakyaddondo Babanguddwa: Kaggo Avumiridde Abavvoola Ennimi Ennansi
0
SHARES
38
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Shafik Miiro

Kasangati – Kyaddondo

Kaggo Hajj Ahmed Magandaazi Matovu alaze obwenyamivu olw’abantu abakyakuba abaana kubanga boogedde Oluganda oba ennimi endala ennansi nategeeza nti kino kikyamu.

Kaggo bino abyogeredde ku mbuga y’Essaza Kyaddondo e Kasangati mu ggombolola Mutuba I Nangabo bw’abadde aggalawo omusomo gw’abakulembeze okuli ab’Eggombolola, Abakulira ebitongole by’Essaza wamu n’Abaseesa. 

Owek. Magandaazi  agamba nti ekikolwa ebikakkanya ennimi ennansi bibeera biyisa amaaso mu buwangwa.

Ono asabye Abaami  ababanguddwa  okutwala ebibasomeseddwa nga bya nsonga era babituuse ne mu bantu ba Kabaka be balina okutuusaako obuweereza.

Omu ku basomesa b’ olunaku, Nassimbwa Hamida  akinogaanyizza nti okubulawo kw’obwegassi kimu ku kiviriddeko abazadde okwesulirayo ogwannagamba ku nkuza y’abana.

Ababanguddwa nga bakuliddwamu, 

Owek. Christine Nabukenya abakulembeze bano avumiridde egimu ku mize egiyitiridde mu Buganda ensangi zino omuli okwabizaawo ennyimbe, abako okwekola ebitaggya ku buko, nga bino agamba bitattana ennono za Bugand

Bano babanguddwa ku  bweggasi, okukola alipoota, okukuuma obuyonjo yonna gye babeera, okukuuma obutondebwensi nga n’ekisingira ddala obukulu okunyweza ensonga za Buganda Ssemasonga ettaano.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist