• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

 Bannabuddu baleese Oluwalo lwa bukadde 37 n’okusoba

Gambuuze by Gambuuze
November 2, 2021
in Agafa e Mengo
0 0
0
 Bannabuddu baleese Oluwalo lwa bukadde 37 n’okusoba
0
SHARES
74
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro wa Buganda, Owek. Charles Peter Mayiga atikkudde bannabuddu Oluwalo olusobye mu bukadde 37 mu nteekateeka ya Luwalo Lwaffe era n’abeebaza olw’okujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka.

Owek. Mayiga abaami abasabye okulambika obulungi abantu ku nsonga enkulu eza Buganda era banyweze obumu si mu nteekateeka nga Oluwalo, Ettoffaali oba Emmwanyi Terimba, naye buli kaseera kuba kibeera kizibu okuggusa ensonga za Buganda Ssemasonga eziwera ettaano awatali kubeera bumu.

“Tulina abantu bangi mu nsi eno abatayagala bantu ba Buganda beegatte kubanga bwe twegatta tuba n’amaanyi, twogeza eddoboozi limu,  bwetwetemamu kyanguwa okutusaasaanya n’okutubunya emiwabo. Mu mbeera eyo okuzza Buganda ku ntikko kijja kutubeerera kizibu.” Owek. Mayiga bw’alambuludde.

Katikkiro Mayiga, abaami ba Kabaka abawadde entanda okumanya nti singa babeera beesigwa, n’abantu be batwala bajja kusobola okubeesiga obulungi olwo emirimu gitambule bulungi ne Buganda edde ku ntikko.

Ono abakubirizza okugula emigabo mu SACCO y’Obwakabaka eya Ssuubi lyo Zambogo kuba bingi bye basobola okutuukako singa bagula emigabo kuba okugenda ku ntikko si ng’ombo, wabula kukola kuba bajja kubaako bye basobola okutuukako.

Abasabye okuwuliriza be batwala mu mbeera yonna kuba enteekateeka zonna eza Buganda zitunuulidde bantu na mutindo gwa buweereza nga kiba kizibu okuzitwala mu maaso awatali kukolagana bulungi na kuwang’ana kitiibwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist