• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Balambudde emirimu egikolebwa mu Minisitule y’ebyobulimi n’ettaka

Gambuuze by Gambuuze
February 1, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Balambudde emirimu egikolebwa mu Minisitule y’ebyobulimi n’ettaka
0
SHARES
55
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Mawokota – Kyaddondo

Akakiiko mu lukiiko lwa Buganda akavunaanyizibwa ku ttaka, ebyobulimi, obulunzi n’obwegassi, kasiimye emirimu egikolebwa minisitule etambuza emirimu egyo mu Bwakabaka bwa Buganda mu ssaza lya Kyaddondo awamu ne Mawokota.

Kiddiridde ekiragiro kya Ssaabasajja kye yawa ng’aggulawo Olukiiko lwa 29 olutuula olusooka, okulondoola emirimu gy’Obwakabaka n’okumanyisa abantu biki ebikolebwa.

Ssentebe w’akakiiko kano, Owek. Francis Xavier Ssentamu agamba nti kino kyakubayamba okugaziya ku nteesa yaabwe mu Lukiiko ku ngeri y’okuzza Buganda ku ntikko nga boogera n’obumanyi oluvannyuma lw’okwerabirako.

Emirimu bano bagitandise na kulambula kitongole kya  CBS- PEWOSA ku luguudo Kabaka Anjagala, Olubiri lwa Ssaabasajja e Mmengo emiti egisimbiddwa okutereeza obutonde bw’ensi wamu ne Estate ya Mirembe Villas egendereddwamu okukulaakulanya n’okwongera ku nnyingiza ya Buganda nga byonna biri mu ssaza Kyaddondo.

Bwe batuuse e Mawokota, akakiiko kalambudde atwala abalimisa mu ssaza lino, Yiga Charles Ponsiano Nabutono  gwe basanze ku kyalo Buseese mu ggombolola y’e Nkozi  era ono abalambuza emmerezo y’essaza ey’emmwanyi era nayita ne mu kusoomooza kw’asinze okusanga.

Ssentebe w’akakiiko kano, Ssentamu yeebazizza Minisitule etwala ensonga zino olw’omulimu omulungi ogukolebwa wakati kulaba ng’Obwakabaka bukulaakulana mu ngeri zonna naddala ebyobulimi.

Minisita w’Ettaka Obulimi, Obulunzi Obusuubuzi n’Obwegassi mu Bwakabaka, Owek. Mariam Mayanja Nkalubo agamba nti wakati mu kusoomoozebwa kw’amazzi agasumbuwa, Obwakabaka bwayingira omukago ne gavumenti eyaawakati okufunayo ttanka z’amazzi okufukirira ennimro ku buli ssaza.

Ate Owek. Hajji Amis Kakomo alambuludde ku kigendererwa ky’okulambula kuno n’agamba nti kwe kulaba ng’emirimu n’ebyogerwa ku mpapula bwe gikolebwa ng’akakiiko kamaze okubiyisa.

Abamu ku bakiise  okuli n’omukiise wa Ssaabasajja Kabaka ow’e Mbale, Owek. Rashid Nsubuga agamba nti kibawadde okusoomoozebwa mu kitundu ky’alamulirako Omutanda.

Enteekateeka eno yaakugenda mu maaso era ng’obukiiko obwenjawulo bwakulondoolanga emirimu gy’Obwakabaka wakati mu kuzza Buganda ku ntikko.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist