• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Uncategorized

Bakutte 12 abaakwatibwa kkamera nga babba Omuyindi

Gambuuze by Gambuuze
August 2, 2021
in Uncategorized
0 0
0
Bakutte 12 abaakwatibwa kkamera nga babba Omuyindi
0
SHARES
101
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Poliisi mu Kampala ekutte abantu 12 abagambibwa okukwatibwa nga babba  omuyindi ne bamutwalako obukadde 5 mu Kampala.

Kino kyaliwo omwezi oguwedde, omuyindi Jiwan Lal,  nga mubazi wa bitabo akolera mu kkampuni ya  Rigil Agrotech e Kololo,  eyali atambulira ku Boodabooda, yazindibwa abasajja abawera 14 abaali batambulira ku Ppikipiki 7 ne batandika okumukuba nga bino byali ku Mawanda Road mu Kampala.

Kkamera z’oku nguudo zaakwata byonna ebyali bigenda mu maaso era oluvannyuma lw’obutambi okufuluma abasuubuzi bangi baafuna entiisa.

Okusinziira ku mwogezi wa poliisi y’eggwanga, Fred Enanga, baasobodde okusikayo obutambi buno era ne bakwata abasajja bano ne baggalirwa.

“Twakutte abasajja 12 ne Ppikipiki ssatu. Abakwate batuyambye okuzuula ekituufu ekyaliwo. Batuwadde amawulire ag’omugaso ku ngeri gye baalukamu olukwe lwonna n’engeri gye babadde balumbamu abantu.” Enanga bw’annyonnyodde.

Poliisi egamba nti bano baali bakimanyi nti omuyindi ono agenda kutambula ne ssente era bajja bamugoberera.

Enanga agamba nti bano bazze babba abantu mu bitundu ebyenjawulo era bagoberera abantu nga bakolagana n’abavuzi ba boodabooda abaliraanyeewo, okuggusa omupango gwabwe.

“Mu bakwate mulimu; Landiroodi abadde abasuza wadde ng’abakulira yadduse oluvannyuma lw’okubuuka ekikomera e Kyengera naye tukyamunoonya.” Enanga bw’agasseeko.

Obubbi buno bwakuba ebituli mu poliisi n’engeri gy’ekozesaamu kkamera zino kuba wadde kkamera zino zibeera zikwata ebigenda mu maaso, naye ate poliisi tevaayo kuyamba bantu bano mu budde.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist