• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Atutte UNRA ne KCCA mu kkooti lwa kumenya ndagaano

Gambuuze by Gambuuze
November 18, 2020
in Amawulire
0 0
0
Atutte UNRA ne KCCA mu kkooti lwa kumenya ndagaano
0
SHARES
15
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Nnaalongo Sarah Kizito atutte ekitongole kya KCCA n’eky’ebyenguudo ekya UNRA mu kkooti enkulu ekola ku byettaka, nga agamba nti baamenya endagaano nga bamusengula ku ttaka lya Centenary Park awagenda okuzimbibwa oluguudo oluyita waggulu.

Ekimu ku bitundu ebyasengebwa mu Centenary Park

Ono ng’ayita mu bannamateeka be aba Muwema and Company Advocates, Sarah Kizito agamba nti aba UNRA baasalimbira ku ttaka lye kubanga mu ndagaano yawaayo yiika 2 kyokka ate KCCA ne UNRA baatutte yiika 4.7 era ng’ayagala kkooti eragire bamuddize ettaka lye.

Nnaalongo Kizito agamba nti bakkiriziganya ne KCCA awamu UNRA asigazeeko yiika 2.5 ku ttaka lino, eddala UNRA erikozese naye yeewuunyizza okulaba ng’aba UNRA beekyusizza.

Ono yagasseeko nti bwe baali mu lukiiko ne Pulezidenti Yoweri Museveni mu October, kyasalibwawo ettaka ligabanyizibwe wakati wa Nnaalongo Estates ne UNRA era buli omu yalina okutwalako yiika 2.5.

Kizito yalambuludde nti gavumenti yali ekkiriza okwongerayo Liizi ku yiika 2.5 era nga mwetegefu okwongera okukolera mu kifo kino kubanga endagaano eyasibwako emikono nga March 19, 2020 eraga nti oluguudo oluyita mu bbanga ne Nnaalongo, byonna bisobola okubeera mu kifo kino.

Nnaalongo agamba nti kino aba UNRA ne KCCA bakijeemera, ono yaddukidde mu kkooti enkulu nga  November 12, 2020 ng’asaba eragire endagaano eno eteekebwemu ekitiibwa wakati ng’oluguudo luno olwa (FlyOver) luzimbibwa.

Nnaalongo Kizito alaze ng’abapangisa be bwe bakoseddwa ennyo era nga bakolera mu kutya nga batya aba KCCA ne UNRA okwonoona ebintu byabwe n’okubasengula kyokka ng’okusinziira ku ndagaano, ‘Flyover’ ne Centenary Park byonna birina okubeerawo .

Mu mwezi gwa May 2006, kkampuni ya Nnaalongo Estates yaweebwa Liizi okuddukanya ekifo kya Centenary Park ku lwa Kampala City Council Authority.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist