• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Amerika etandise okuluma; aduumira CMI Kandiho bamutaddeko envumbo

Gambuuze by Gambuuze
December 8, 2021
in Ag'Ebweru
0 0
0
Amerika etandise okuluma; aduumira CMI Kandiho bamutaddeko envumbo
0
SHARES
291
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Eggye lya  Uganda People’s Defence Forces (UPDF)  lyategeezezza eggulo ng’eggwanga lya Amerika bwe lyatadde envumbo ku muduumizi w’ekitongole ky’amagye ekikessi ekya Chieftaincy of Military Intelligence  (CMI), Maj. Gen. Abel Kandiho.

Eggye lya UPDF era lyayise mu mwogezi waalyo, Brig. Gen. Flavia Byekwaso nerivumirira engeri envumbo y’ebyenfuna zino gye zaateereddwa ku Gen. Kandiho nga ligamba nti tewaabaddewo bwenkanya ku nsonga eno.

‘Mu butongole tutegeezeddwa ku nvumbo ezaateekeddwa ku Maj. Gen. Abel Kandiho  nga zaavudde mu Amerika.” Byekwaso bwe yannyonnyodde.

“Uganda ne UPDF ng’ekitongole kya gavumenti  tetuli bamativu  ku kyasaliddwawo  eggwanga lye tutwala nti lya mukwano naffe era nga tulina emikago nabo nga tebasoose kutuwuliriza nakumanya mazima amatuufu.”  Byekwaso bwe yagasseeko.

Kandiho yafuuse omunene owookubiri mu ggye lya UPDF okuteekebwako envumbo Abamerika ng’eyasooka ye Ssaabaduumizi wa poliisi, Gen. Kale Kayihura.

Tekinnamanyika nsonga yavuddeko nvumbo zino wadde ensonda mu by’okwerinda zigamba nti zeekuusa ku kulinnyirira ddembe ly’obuntu.

We tukoledde eggulire lino nga tekinnamanyika nvumbo zino bye zigenda kutwaliramu wadde ensonda era zigamba nti akawunta ze zigenda kukosebwa era agaanibwe n’okulinnya ekigere kye mu ggwanga lya Amerika, era takkirizibwe kukolagana na munnansi w’Amerika yenna wadde kkampuni mu byenfuna.

Share this:

Tags: cmiFlavia ByekwasoKandihoUSA
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist