• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Amatikkira 29 |  Katikkiro Mayiga asisinkanye abavujirizi b’ omwaka guno

Gambuuze by Gambuuze
July 28, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Amatikkira 29 |  Katikkiro Mayiga asisinkanye abavujirizi b’ omwaka guno
0
SHARES
66
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asisinkanye abamu ku bavujirizi b’ Amatikkira g’omulundi ogwa 29 nabategeeza nti guno si mukola bukolo naye kwefumintiriza kwebyo abaganda byebakkiririzaamu  omuli obuwangwa n’ennono.

Bino Katikkiro abitegeezezza  abavujjirizi b’amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II aga 29 aganaakuzibwa ku Ssande eno mu Lubiri e Mmengo abamusanze mu Bulange e Mmengo ku Lwokuna.

Mayiga ategeezezza nti  Amatikkira kyekimu ku bintu ebiyamba okutumbula embeera zabwe awamu nokwongera okukuba ttooci kwebyo ebituukiddwako.

Kamalabyonna yeebazizza abavujurizi bano olw’okwetaba mu nteekateeka eno.

Ye Ssentebe w’ Amatikkira , Owek Patrick Luwaga Mugumbule, yeebazizza abavujjirizi abawagidde omukolo gw’omwaka guno naabasaba okugenda mu maaso n’enkola eno.

Abamu ku bavujirizi b’omukolo guno kuliko,  Nile Breweries abasogola Engule  abawaddeyo obukadde 25, Bbanka enkulu eya Uganda ewaddeyo obukadde 10, Kampuni ya Sum, ekitongole kya Buganda Land Board, Majestic Brands n’abalala.

Ensisinkano eno yeetabiddwako;  Minisita w’Olukiiko, Kabineeti n’Amawulire, Owek Noah Kiyimba, Ssenkulu wa Majestic Brands, Remmy Kisakye, n’abakungu abalala.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist