• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Allan Ssewanyana ne Ssegiriinya baziddwayo ku alimanda e Kigo

Gambuuze by Gambuuze
August 11, 2022
in Amawulire
0 0
0
Allan Ssewanyana ne Ssegiriinya baziddwayo ku alimanda e Kigo
0
SHARES
47
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Omulamuzi wa kkooti enkulu ewozesa bakalintalo n’abatujju e Kololo, Elizabeth Alividza asindise ababaka Muhammad Ssegiriinya owa Kawempe North ne Allan Ssewanyana owa Makindye West ku alimanda mu kkomera e Kigo okutuuka nga September 1, 2022 lwebanakomawo mu kkooti eno.

Omulamuzi Alividza asoose kuwulira musango guno era  wano omuwaabi wa gavumenti,  Agunzu Olino ategeezezza kkooti nga bwebamaze okukung’aanya obujulizi bw’ abantu 19 okuwa obujulizi ku babaka bano n’abantu abalala 5 ku ttemu eryali e Masaka.

Okusinziira ku Olino ategese abajulizi abawerera ddala 19 okusobola okulumiriza Ssegiriinya ne banne wabula nasaba kkooti ekkirize abajulizi bano baweebwe obukuumi obumala basobole okuwa obulijizi buno awatali kutya nsonga yonna.

Ono era ayagala kkooti ekkirize ebikwata ku bajulizi bano 19 bisigale nga byakyama olw’ebyokwerinda byabwe nga kino omulamuzi asuubizza okukitunulamu.

Bo bannamateeka ba Ssegiriinya okubadde omubaka Shamim Malende  basabye omulamuzi wa Kkooti etunule mu ky’okuwa abantu baabwe okweyimirirwa kubanga bazze bakusaba emirundi mingi nga bagaanibwa.

Ate  abawagizi b’ ekibiina ki NUP babaka bano mwebava  bagamba nti Kano kafuuse kazannyo era n’omuwaabi wa gavumenti akimanyi nti abavunaanwa tebalina musango nebasaba bano baddizibwe eddembe lyabwe.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist