• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Akawumbi kalamba kekaleeteddwa mu Luwalo mu  2022 – Katikkiro Mayiga

Gambuuze by Gambuuze
December 13, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Akawumbi kalamba kekaleeteddwa mu Luwalo mu  2022 – Katikkiro Mayiga
0
SHARES
39
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Francis Ndugwa

Bulange – Mmengo

Katikkiro Charles Peter Mayiga yeebazizza abantu ba Kabaka mu masaza gonna 18 olw’okujjumbira enteekateeka y’Oluwalo awamu nokuwagira emirimu gya gavumenti ya Kabaka bwebaleese Oluwalo lwa kawumbi kalamba n’obukadde 13 mu mwaka 2022.

Okwebaza kuno Katikkiro Mayiga akukoledde mu Bulange e Mmengo bw’abadde aggalawo Oluwalo lw’ omwaka guno awamu n’okutikkula oluwalo okuva mu Abakiise embuga ssaza lya  North West Pacific , Home Connect Properties, Bannabitone, essaza Kkooki, Busujju naba Buganda Golf Association.

Katikkiro Mayiga ategeezeza nti wakati nga Buganda ekyabanja  Federo  emirimu girina okusigala nga gitambula kubanga ekifananyi kya Buganda kiri mukuyamba bantu baayo kulaakulana.

Okusinziira ku Katikkiro Mayiga ensimbi zino bazikozesezza mu by’enjigiriza n’ebyobulamu, okutumbula embeera za  bantu awamu n’okulabirira embuga za Nnyinimu.

Ku ssente zino obukadde 60 zateekebwa mukulwanyisa Mukenenya, okuzzaawo amasiro ge Kasubi obukadde 100, Ebyenjigiriza obukadde 76, enteekateeka y’ Emmwaanyi Terimba obukadde 283 nemitwalo 72.

Kamalabyonna era  alaze nti ensimbi  obukadde  39 nemitwalo 24 ziteereddwa ku kusima enzizi abantu ba Beene basobole okufuna amazzi amayonjo,  obukadde 71 baziteeka ku kulabirira Bulange e Mmengo.

Ensimbi obukadde 210  n’emitwalo nebaziteeka  kukutegeka Oluwalo era nga obukadde 93 n’okusoba zizibwayo ku ggombolola okusobola okuyambako ku mirimu.

Owek. Mayiga agamba nti Buganda okudda ku ntikko abantu balina okuvaamu okuyimba ebisomooza naye bakole n’obuyiiya okusobola okwekulaakulanya olwo Buganda esobole okudda ku ntikko.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist