• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Akawuka ka Mukenenya keeyongedde e Kyenjojo

Gambuuze by Gambuuze
April 22, 2024
in Eby'Obulamu
0 0
0
Akawuka ka Mukenenya keeyongedde e Kyenjojo
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Aby’ebyobulamu mu disitulikiti ye Kyenjonjo balaze okutya olw’obutabanguko obwekuusa ku kikula ky’ abantu okweyongera buli lukya mu Kitundu kyabwe ekiviiriddeko okusaasaana kwa sirimu mu bavubuka okweyongera.

Bano bagamba nti abavubuka abamu obulwadde buno babufuna oluvanyuma lw’agasajja ga kagwensonyi agawangaala nakawuka kano okwongera okwekakaatika ku baana abatanetuuka.

Abamu ku basawo ku ddwaliro ekkulu e Kyenjojo bagamba nti abavubuka bangi e Kyenjonjo bakeberebwa nebasangibwa nakawuka ka mukenenya okusingira ddala abakolera mu ma baala ne loogi nga buli sabiiti bafuna abalwadde abapya 3.

Bano bategeezezza nti bano batandikirawo eddagala saako nokubabuudabuuda era nalaga obwetaavu obwokunogera ekizibu kino eddagala ng’embeera tenasajjuka.

Kino kijjidde mukiseera nga disitulikiti eziri muttunduttundu lya Tooro zeezisingamu abantu abawagaala n’akawuka kano.

Ebibalo bya Uganda Aids Commission, biraga nti  ekibuga ky’e Fortportal kyesingamu akawuka kano nga kali ku bitundu 18.7 ku buli kikumi, Bunyangabu 8.3 ku buli kikumi,  Kitagwenda 5.7 ku buli kikumi, Kamwenge 4.8 ku buli kikumi ne Ntoroko 4.0 ku buli kikumi.

Avunaanyizibwa ku nsonga z’amaka ku Poliisi ya CPS e Kyenjojo, Agnes Okidi agamba nti bafuna emisango egyekuusa kukwekakatika ku baana ab’emyaka emimpi buli lunaku egiwerera ddala 10 songa egy’obutabanguko obyokuusa ku kikula kyabantu giwera abiri (20).

Ono yeebaziza bannakyewa aba ARCOD olw’obuyambi bwebabawa okutwala abaana abasobezwako okufuna obujjanjabi nasaba abantu obutatya kugenda mu kkooti kuwa bujulizi kubanga bwebabula emisango gifa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist