• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Akakiiko k’ebyokulonda ne gavument tebatuzza mu nsobi za 80 – Gen Henry Tumukunde

Gambuuze by Gambuuze
August 8, 2020
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
19
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Masengere

Eyeegwanyiza entebe y’Obwapulezidenti Gen. Henry Tumukunde, alabudde ab’akakiiko k’ebyokulonda  ne gavumenti okukola ekisoboka okulaba nga tebazza ggwanga mwebyo ebyaliwo mu mwaka gya 80.

Tumukunde okwogera bino abadde  akyaddeko ku BBS Terefayina e Mmengo mu Kampala olwa leero ku pulogulaamu ya Zimba Ensi Yo. 

“ Nzijjukiza akakiiko k’ebyokulonda ne gavumenti eri mu buyinza obutatuzzaayo mu nnaku za 80 kubanga twafirwa ebintu bingi era nze sirina kugulu wano”, Tumukunde bweyagambye 

Ono  yanyonyodde nti bannayuganda basaanye okusitukiramu bakyuuse eggwanga lyabwe era tebasuubira  muntu mulala kujja atereeze embeera.

Tumukunde yagasseeko nti bannayuganda bonna bagala nkyukakyuka ey’emirembe era nga bagala pulezidenti Museveni asiibulwe mu mirembe addeyo mu makaage kubanga alina kyakoledde eggwanga. 

“Uganda Katonda ayinza atya okujagala ekitono nagiwa omuntu omugezi, omu yekka nga yasobola okukulembera ensi nga abalala tebasobola ” Tumukunde bweyalambise

Ono yasabye bannayuganda okwaniriza buli muntu avuddeyo okulwanirira enkyukakyuka

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist