• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ab’enzikiriza y’Obuwangwa basinzizza mu kumalako omwaka

Gambuuze by Gambuuze
January 1, 2026
in Amawulire
0 0
0
Ab’enzikiriza y’Obuwangwa basinzizza mu kumalako omwaka
0
SHARES
183
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Abalangira n’Abambejja ab’enjawulo wansi w’enzikiriza y’Obuwangwa n’Ennono bakuŋŋaanidde ku mbuga; Jinja Mawuuno n’Embuga y’Omulongo Kato Mayanja e Sseguku mu Kyaddondo okwebaza Omutonzi olw’ebirungi bye batuuseeko mu mwaka gwa 2025.

Akulembeddemu okusaba kuno Jjajja w’Olulyo Olulangira era Ssentebe w’Olukiiko lw’Obuwangwa n’Ennono mu Bwakabaka Omulangira Ssaalongo Edirisa Luwangula Basajjansolo agamba nti bazze okujaguza mu bifo bino ng’akabonero akalaga nti Obwakabaka bulina enteekateeka ekulaakulanya embuga zino zonna okuzituusa ku mutindo ogutuukiridde.

Ssaalongo Luwangula avumiridde abo bonna abavumirira n’okuvvoola obuwangwa n’ennono yaabwe by’agambye nti tebamanyi kye bakola wabula basaanidde okukkiriza bayigirizibwe obuvo n’obuwangwa bwabwe kubanga kya nnaku okuba nga tebamanyi wa gye bava.

Omulangira Luwangula agamba nti kikulu nnyo okwebaza Omutonzi n’okusaba ewa abalongo Wasswa ne Kato Mayanja e Seguku olw’enzikiriza nti be basumulula n’okuta ebyo byonna ebyagaana n’olwekyo kwe kusalawo okuwongayo embuga zonna okuddaabirizibwa naddala mu kaweefube Obwakabaka gwe buliko ow’okuzzidabiriza.

Okusaba kuno kwetabiddwamu Muky. Gaggawala owa Biggy Herbal Clinic e Kajjansi, Omuyimbi w’ennyimba z’ennono Mw. Kiggundu Basajjabaka, Jjajja Budhagaali okuva e Busoga, Abalangira n’Abambejja ab’enjawulo okuva mu mbuga ez’enjawulo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist