• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Ab’Ekkobe bakubiriziddwa okuwagira emirimu gy’ ekika

Gambuuze by Gambuuze
November 8, 2020
in Agafa e Mengo
0 0
0
Ab’Ekkobe bakubiriziddwa okuwagira emirimu gy’ ekika
0
SHARES
34
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kyengera – Busiro

Abaana n’abazzukulu mu kika ky’Ekkobe bakubiriziddwa bongere okuwagira emirimu gy’ekika ng’emu ku nteekateeka z’okuyitamu okusobola okuzza Buganda ku ntikko.

Omutaka Augustine Mutumba nga ali ne Ssaabasajja Kabaka

Obubaka buno, abazzukulu bwabaweereddwa Omukubiriza w’olukiiko lw’abataka omuggya era Omutaka w’Ekika ky’ Ekkobe, Augustine Nsereko Mutumba, bwe yabadde ku mukolo gw’okumuyozaayoza olwa Beene okumulengera n’amulondobayo jjo ku Lwomukaaga e Kyengera.

Omutaka Mutumba yaasinzidde ku mukolo guno n’avumirira ebikolwa by’ebitongole by’ebyokwerinda, okulumba Obutaka bw’ekika ky’Embogo nebataataaganya emikolo gy’okusabira Jjajja Kayiira Gajuule, n’asaba kino kikome mbagirawo.

Ate ye Katikkiro w’ekika ky’Ekkobe, Lawrence Nsereko, yasabye abazzukulu okwerabira entalo ezibadde mu kika kyabwe naye beegatte okulaba nga bazimba ekika kyabwe nga bali kitole.

Abazzukulu abeetabye ku mukolo guno baasonze ssente ezigenda okuyambako mu nteekateeka ey’okuzimba ennyumba ya Jjajja ku butaka bw’ekika kino e Buzimwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist