• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ag'Ebweru

Abeekalakaasi basindikirizza omukulembeze wa Bolivia

Gambuuze by Gambuuze
November 12, 2019
in Ag'Ebweru
0 0
0
Abeekalakaasi basindikirizza omukulembeze wa Bolivia
0
SHARES
18
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abadde omukulembeze wa Bolivia Evo Morales

Okwekalakaasa okutasalako kuwalirizza omukulembeze wa Bolivia Evo Molares okulekulira. Ono amaze ku bwa pulezidenti emyaka 14. Okutuuka ku kusalawo kuno, omuduumizi wa magye Williams Kaliman yamaze kumusaba alekulire asobole okutaasa ekiyiwa musaayi mu Bolivia. Ekyatanula okwekalakaasa mu Bolivia, kekalulu akaakubwa ssabbiiti nga ssatu emabega akawangulwa Molares wabula nga ab’oludda oluvuganya bagamba ono yabba kabbe. Ebimu ku bitongole ebyakuuma akalulu kano byategeeza nti bwebyatunuulira ebyava mu kalulu, byakizuula nti waliwo okukyusibwakyusibwa okwamanyi mubyava mu kulonda nebigamba nti mumbeera eyo, kizibu okumanya ani yawangula akalulu mubutuufu wakati wa Morales ne Carlos Mesa eyamuvuganya. Omumyuka wa pulezidenti Alvaro Garcia Linera, awamu n’akulira palamenti eyawaggulu (Senate)  Adriana Salvatierra nabo baalekulidde. Amawulire gano olwagudde mumatu gabeekalaakaasi, nebayisa ebivvulu nga bwebeeyozaayoza olw’okuwangula nnakyemalira. Bolivia y’emu kunsi ezisinga obwavu ku lukalu lwa Amerika, siyeyokka abeekalakaasi gye basudde gavumenti. Gyebuvuddeko ssabaminisita wa Lebanon, Saad Harir naye yalekulira oluvanyuma lw’okwekalakaasa okutasalako. Ensi nga Hong Kong, Iraq, Chile n’endala nazo zimaamiddwa okwekalakaasa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist