• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Ab’ebyobulamu basabiddwa okwegatta ku Buganda okumalawo Mukenenya

Gambuuze by Gambuuze
November 20, 2021
in Eby'Obulamu
0 0
0
Ebbugumu lyeyongedde mu mijoozi gy’emisinde gya Kabaka
0
SHARES
79
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Minisita w’ebyobulamu mu Bwakabaka bwa Buganda, Owek. Dr. Proseperous Nankindu akunze ab’ebyobulamu mu ggwanga okubeegattako okulaba nga baggusa omulamwa gwa Ssaabasajja Kabaka ogw’okulwanyisa ekirwadde kya Mukenenya.

Bino Minisita Nankindu yabyogeredde mu kutegeeza eggwanga ku nkyukakyuka ezikoleddwa mu nteekateeka y’ebyoto ezibadde ez’okubaawo enkya ku Ssande ezikyusiddwa ne zidda ku Lwomukaaga olujja nga 27/11/2021.

Minisita Nankindu yannyonnyodde nti  Minisitule y’ebyobulamu mu gavumenti eyaawakati nayo esaanidde okukunga abantu baayo abakulira eby’obulamu ku mitendera gino gyonna okwetaba mu nteekateeka y’ebyoto okusobola okutuukiriza ekiruubirirwa ky’okumalawo ekirwadde kya Mukenenya mu mwaka gwa 2030.

Ono yalagidde abaabadde baweereddwa obuvunaanyizibwa okubangula abantu ku miruka n’amagombolola, okukiika Embuga bamanye ebisingawo ku nsonga eno n’okwongera okukuguka ku ngeri gye basobola okusomesaamu abavubuka bano.

Kinajjukirwa nti buli mwaka wabaawo enteekateeka y’ekyoto mu masaza n’eggombolola  n’emiruka egy’enjawulo, Obwakabaka mwe bubangulira abavubuka ku ngeri gye basobola okwekuumamu ekirwadde kya Mukenenya n’okwejjanjaba, singa bubeera bubakutte.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist