• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Ab’e Kira batandise okulwanyisa Corona ku mikolo gy’okuziika

Gambuuze by Gambuuze
July 8, 2021
in Amawulire
0 0
0
Ab’e Kira batandise okulwanyisa Corona ku mikolo gy’okuziika
0
SHARES
80
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Stephen Kulubasi

Kampala

Abakulembeze mu Munisipaali y’e Kira, batandise kaweefube w’okwongera okutangira ensaasaana y’ekirwadde kya Ssennyiga Corona naddala  ku mikolo egikung’aanya abantu abangi omuli okuziika.

Omu ku batuula ku kakiiko akalwanyisa Corona mu Kira, Lubega Hussein, ategeezezza nti ekiseera kituuse abantu bafunirwe ebyambalo ebikozesebwa okuziika abafudde Corona, kiyambe okutangira obulwadde buno era n’okukendeeza ku ssente obulindo ezisasulwa kkampuni eziziika ababeera bafudde Corona.

Okwogera bino Lubega asinzidde ku Kampala bw’abadde ayogerako ne bannamawulire ku kituufu ekirina okukolebwa okwewala ekirwadde kino.

“Tulina eggombolola 3 mu Kira era twagala buli ggombolola efune ebyambalo by’okuziika 10 bannannyini bafu batandike okweziikira abantu. Kino kijja kuluma aba kkampuni eziziika naye tewali kyakukola kubanga abantu baffe abasinga tebalina busobozi bwa ssente zisabibwa okuziika abaagalwa baabwe abafudde Corona olwo abaavu ne basalawo  okubakweka ne babeezikira.” Lubega bw’agambye.

Lubega annyonnyola nti ebyambalo bino bisobola bulungi okwozebwa mu ddagala nga Jik buli lwe bimala okwozebwa era n’asaba ababaka ba Palamenti okwenyigira mu nteekateeka eno, bayambeko abatuuze baabwe.

Ono asabye bassentebe b’ebyalo bafeeyo mu kutumbula enteekateeka y’ebyambalo nga bazuula abafudde Corona ate ne bakakasa nti okuziika kugoberera emitendera emituufu.

Lubega agamba nti basazeewo okulwanyisa Corona nga basomesa abantu ku byalo ebyenjawulo ku ngeri gye bayinza okwetangira ekirwadde kino n’engeri gye basobola okulwanyisaamu obulwadde buno.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist