• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Ab’e  Kalangala basabiddwa okugaba omusaayi

Gambuuze by Gambuuze
March 4, 2022
in Eby'Obulamu
0 0
0
Ab’e  Kalangala basabiddwa okugaba omusaayi
0
SHARES
82
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Musasi Waffe

Kalangala – Ssese

Abakulembera essaza lya Kabaka ery’e Ssese basabye abaayo  okujjumbira okugaba omusaayi kiyambeko okutaasa obulamu bwabo abagwetaaga kuba teriiyo kkolero lyagwo wadde gye bagulima.

Okusaba kuno kukoleddwa Omukubiriza w’olukiiko lw’essaza lya Ssaabasajja Kabaka ery’e Ssese, Omuk. Njuba Livingstone bw’abadde ku mukolo gw’okubangula abantu ku bwetaavu bw’okuwaayo omusaayi n’abasaba okujjumbira enteekateeka za Buganda ez’okugaba omusaayi.

Ye akiikiridde omwami w’essaza lino, Kweba Roy Dembe Nakiboneka alaze obukulu obuli mu kuwaayo omusaayi naddala mu disitulikiti  y’e Kalangala kuba mu malwaliro teguliiyo nga weetaaga okubaawo ekikolebwa.

Kinajjukirwa nti enteekateeka eno e Ssese  egendereddwamu okukung’anya yuniti z’omusaayi eziwera 800 era nga guno gwe mulundi ogwokutaano ng’ekolebwa mu Kalangala okuva mu mwaka gwa 2018.

Omukungu w’ekitongole ekikung’aanya omusaayi ekya Uganda Blood Transfusion Services e Masaka, Tulyeheebwa Johnson agamba nti ekitongole ky’ensi yonna eky’ebyobulamu kyawa Uganda amagezi okukung’aanya Yuniti z’omusaayi emitwalo 44 buli mwaka okusobola okukendeeza ku bbula ly’omusaayi naye kino kikyali kizibu n’asaba abantu  okujjumbira enteekateeka eno.

Wano  amyuka Ssentebe wa disitulikiti y’e Kalangala, Resty Nakawungu w’asabidde  abakyala okujjumbira enteekateeka eno kubanga be bagikulembeddemu ate nga be basinga okuganyulwa.

Akulira ekitongole kya Kalangala Infrastructure Services Limited, John Opondo, agamba abantu bangi abeetaaga omusaayi nga y’ensonga lwaki  beewaayo okuwagira enteekateeka eno buli mwaka. Asabye abantu okumanya nti wadde COVID-19 yasinga okuvuga naye n’endwadde endala zikyaliyo.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist