• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenjigiriza

Abayizi 1050 batikkiddwa ku Buganda Royal Institute

Gambuuze by Gambuuze
January 24, 2020
in Ebyenjigiriza
0 0
0
Abayizi 1050 batikkiddwa ku Buganda Royal Institute
0
SHARES
64
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Omuyizi Prisca Nakafeero eyasinze banne

Musasi Waffe

Abayizi 1050 olwaleero batikkiddwa ku ttendekero lya Kabaka erya Buganda Royal Institute of Business and Technical e Kakeeka Mmengo. Kubano, abayizi 431balenzi ate abawala bali 613 nga bafunye amabaluwa ga satifikeeti wamu ne dipulooma. Nga ayogerako eri abayizi n’abazadde, Katikkiro Charles Peter Mayiga agambye nti olwaleero olugendo lwabwe lutandise.

“Okutikkirwa si y’enkomerero, obuwanguzi lugendo, yenna atikkiddwa ateekwa okuba n’ekiruubirirwa era olina okukirondoola kubanga omuntu nga anaawangula abaako n’ebifananyi byakuba mu meeme ye nabiremerako; omusana gwaka, enkuba ettonnya, kibuyaga akunta, nga alondoola ekiruubirirwa ekyo. Yadde muyize emirimu gy’emikono naye bwoba osobola okufuna omulimu sooka ogufune kubanga wetaaga okuyiga ebyensi,” Mayiga bwagambye.

Agumizza abayizi nti newankubadde ebisoomooza bingi, bateekeddwa okuba abamalirivu okubyengaanga . Abasabye obumalirivu bweboolesezza mu kusoma babukozese okusobola okukola ebintu ebigasa ensi yaabwe.

Abamu ku bayizi abatikkiddwa

Ku lulwe Oweek. Prosperous Nankindu Kavuma, Minisita avunanyizibwa ku by’enjigiriza asiimye nnyo Ssaabasajja Kabaka olw’okutandika ettendekero lino lyagambye nti likoze omulimu gwamanyi okusomesa abaana b’eggwanga. Nankindu ayozaayozezza abayizi bonna abatikiddwa  olw’okussaayo omutima okutuuka ku buwanguzi buno.

Katikkiro ng’asala keeki

 “ Twebaza abo abakulira ettendekero lino olw’omulimu gwemukola omunene. Ettendekro lino lisomesa abaana okukola era okubeera ekyo kyebasomye. Bw’omala okusoma tetwagala kumanya wa gye wasomera wabula butya bw’okwatamu okusoomooza okwenjawulo kw’ofuna wamu n’enkolaganayo n’abantu abalala. Singa obikola bulungi abantu bajja kubuuza wa gyewasomera era kino kijja tuweesa ekitiibwa,” Nankindu bwagambye.

Katikkiro Charles Peter Mayiga wakati

Akulira ettendekero lino Omukungu Anthony Wamala alambuludde ku biki byebayiseemu n’obuwanguzi bwebatuuseeko. Agambye nti buli mwaka omuwendo gwabayizi gweyongera ekiraga nti abantu babesiga.

Gano gabadde matikkira ga mulundi gwa14 era ng’omuyizi Prisca Nakafeero yasinze banne ng’abadde asoma Cosmetology.  

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist