• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abawangaalira mu South West America – Texas baleese Oluwalo

Gambuuze by Gambuuze
December 17, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abawangaalira mu South West America – Texas baleese Oluwalo
0
SHARES
101
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Samuel Stuart Jjingo

Bulange – Mmengo

Abantu ba Ssaabasajja Kabaka abawangalira mu ssaza lya Ssaabasajja Kabaka erya South West America-Texas baleese oluwalo lwa bukadde obusobye mu 15 okuyambako ku ntambuza y’emirimu gya Gavumenti ya Beene.

Ettu lino bano ababadde bakulembeddwamu Ssalongo Mikayiri Mukasa  balikwasizza Minisita avunaanyizibwa ku bantu ba Kabaka ebweru, Owek. Joseph Kawuki kulwa Katikkiro ng’era ensisinkano ebadde mu Bulange e Mmengo ku Lwokubiri.

Katikkiro Charles Peter Mayiga mu bubaka bw’awadde Owek. Kawuki abakubiriza okugoberera obubaka obukwata ku Bwakabaka  obukakasiddwa okuva embuga kubanga abali kuno bebasinga okumanya ensonga ezibukwatako.

Owek. Mayiga era  yeebazizza abakiise embuga olw’okujjumbira enteekateeka z’Obwakabaka omuli ekisaakaate kya Maama Nnaabagereka kyeyateegeka ebweru, okukwatirako ekitongole kya Kabaka Foundation mu kujjanjaba abantu n’ebirala bingi.

Ono abakowoodde okwenyigira mu bukulembeze mu nsi zebawangaliramu okusobola okubaako ebibatusiibwako n’okuwaayo ebirowoozo ebibaziimba nga bo.

Akulembeddemu bano era Omumyuka w’Omwami atwala essaza lino, Ssalongo Mikayiri Mukasa yeebazizza nnyo Katikkiro olw’omulanga ogw’okukubiriza abantu ba Buganda obutekubagiza nga kibakoozemu omulimu okukungaanya oluwalo okubezaawo Obwakabaka.

Amasaza amalala okubadde United Arab Emirates bawereza akakadde kamu, Mid Atlantic America- Merryland Washington DC 3,750,000, Southern California-Los Angeles 7,206,756=

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist