• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abawagira Obwakabaka naffe tubawagire – Kaggo

Gambuuze by Gambuuze
August 4, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abawagira Obwakabaka naffe tubawagire – Kaggo
0
SHARES
0
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Gerald Mulindwa

Omwami wa Kabaka amulamulirako e Ssaza Kyaddondo, Kaggo, Oweek Hajji Ahmed Magandaazi Matovu, akubirizza abantu ba Kabaka okuwagira polojekiti z’Abantu abajjumbira enteekateeka z’Obwakabaka.

Kaggo asinzidde mu lusiisira lw’ebyobulamu olutegekeddwa ku People’s Hospital e Gayaza, nga ebimu ku bikujjuko by’okujjukira amatikkira ga Kabaka aga 33 nga alamula obuganda.

Olusiisira luno luwoomeddwamu omutwe Rotary club ye Gayaza ne banna Rotary okuva mu bibiina eby’enjawulo, n’ekigendererwa eky’okujjanjjaba abantu ba Buganda naddala mu Ssaza Kyaddondo. Abantu bafunye obujjanjabi ku ndwadde ezitali zimu okuli; sukaali, kookolo, n’okukebera akawuka akaleeta mukenenya, ssaako n’okugaba omusaayi.

Dr. Frank Ndugga, akulira People’s hospital Gayaza, yebazizza obuwagizi bwa Minisitule y’ebyobulamu eri enteekateeka eno, ne bannamikago abadduukiridde kaweefube wa Beene ow’okukakasa nti Abantu be babeera balamu bulungi. Eno, Kaggo atongozza n’okugaba endokwa z’emiti 2000 ezaweereddwayo banna Rotary.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist