• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyenfuna

Abavuzi Ba Takisi Sibasanyufu N’engeri KCCA Gyebawandiikamu

Gambuuze by Gambuuze
June 9, 2020
in Ebyenfuna
0 0
0
Abavuzi Ba Takisi Sibasanyufu N’engeri KCCA Gyebawandiikamu
0
SHARES
14
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abawandiisa aba Takisi ku SSomera lya Old Kampala

Omukago ogugatta abavuzi ba takisi mu Kampala gwagala ekitongole ekiddukanya ekibuga ekya Kamapala Capital City Authority [KCCA] okuddiriza ku bukwakkulizo bw’okuwandiisa ba dereeva basobole okuwandiisa buli muntu.

Wiiki ewedde KCCA yatandika okuwandiisa takisi zonna ezikolera mu kibuga n’ekigendererwa kyokuziwa ennamba n’oluguudo kwezirina okukolera.

Buli takisi okuwandiikibwa erina okuba n’e logbook eraga obwannayini oba endagaano takisi eno kweyagulirwa, endagamuntu ya dereeva, driving permit, wamu ne layisinsi eraga nti  takisi ekkirizibwa kusaabaza abantu.

Okusinziira ku nkola y’emirimu, KCCA ewandiisa dereeeva omu yekka ku takisi abavuzi kyebagamba nti sikituufu.

Khalid Tamusuza, omuvuzi wa takisi ku siteegi ya Mityana- Mubende mu paaka y’e Nateete, agamba nti takisi emu evugwa lwakiri abantu babiri abalina okuwandiisibwa.

John Sserwanga, omuvuzi wa takisi ku siteegi ye Mukono mu paaka empya agamba nti ba dereeva kati abatalina motoka balekeddwa ebbali mu nteekateeka eno.

Mustafa Mayambala, akulira ekibiina kya Uganda Transport Development Agency agamba nti aba KCCA balina okuwandiisa ba dereeva abalala amangu ddala nga bamaze okuwandiika abo abalina takisi zebavuga mu kaseera kano.

Ono agamba abo abatawaandiikiddwa kati bayinza okujjibwa mu mulimu gwa takisi ng’ate muno mwebajja ekigulira magala eddiba.

Okuwandiisa takisi kubadde kulina okukoma nga June 12 wabula minisita atwala kampala Betty Amongi, naalagira kugende mu maaso okutuusa ku nkomerero y’omwezi guno.

URN

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist