• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abavubuka basabiddwa  okwewala abatyoboola Nnamulondo

Gambuuze by Gambuuze
May 30, 2024
in Amawulire
0 0
0
Abavubuka basabiddwa  okwewala abatyoboola Nnamulondo
0
SHARES
45
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ronald Mukasa

Lubaga – Kyaddondo

Abakulembeze b’abavubuka mu Buganda basabye abavubuka okwewala abantu abeefunyiridde okutyoboola Nnamulondo nga beefuula abamanyi ebifa embuga olwo nebatandika okubitambuza ku mitimbagano naye ate nga basaasaanya bulimba bwereere.

Okulabula kuno kukoleddwa Ssentebe w’ Abavubuka mu Buganda, Omuk. Baker Ssejjengo  n’abakulembeze b’abavubuka abalala mu lukung’aana lwa bannamawulire olutudde ku Pope Paul mu Lubaga ku Lwokuna.

 Omuk. Ssejjengo agamba nti waliwo bannabyabufuzi abaagala okukozesa Obuganda basobole okufuna ettutumu nga beefuula abafaayo ennyo ku Nnamulondo  naye nga ate bagivvoola.

Abavubuka bano baweze eri Nnamulondo nti bakukuuma n’okutaasa ekitiibwa Kya Buganda nga ssi bakuttira muntu yenna kuliiso singa kinazuulibwa nti bayisa olugaayu mu Nnamulondo.

 Ssejjengo era akunze  abavubuka mu Buganda obutacamukirira  nabannabyabufuzi era obutawubisibwa mu ngeri zonna bannakigwanyizi abeesomye okulwanyisa Obwakabaka.

Ye Ssentebe wa Nkobazambogo  ku ssettendekero e Makerere, Ssemujju Moses Mwanje agamba nti kyenyamiza nti waliwo nabatandise okutwala ebifaananyi bya bannabyabufuzi ku mikolo egy’enkinzo ng’okwanjula kyagamba nti kigendereddwamu kunafuya Nnamulondo.

Ate  Ssentebe wa Kabaka Mwenyango Mbogoli Isma akunze abavubuka mu Buganda, okusengejja gyebajja amawulire agakwata ku bwakabaka nabasaba okwettanira emikuttu egimanyiddwa egy’Obwakabaka okugoberera ebiva embuga bave ku basseketerera Nnamulondo.

Ensisinkano eno yetabiddwamu abakulembeze b’abavubuka okuva mu bitundu bya Buganda ebyenjawulo namatendekero agawaggulu agatali gamu.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist