• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyobusubuuzi

Abasuubuzi balaajanye ku mabanja, bizineensi bazitwala

Gambuuze by Gambuuze
July 12, 2022
in Ebyobusubuuzi
0 0
0
Abasuubuzi balaajanye ku mabanja, bizineensi bazitwala
0
SHARES
40
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala – Kyaddondo

Abasuubuzi abeegattira mu kibiina ki Kampala City Traders Association (KACITA), balaajanidde gavumenti ebataase ku mabanja gebalina mu bbanka ez’enjawulo agabatuuse mu bulago nebatandika nokusuulawo bizineensi zabwe.

Bano nga bakulembeddwamu Ssentebe wa KACITA Uganda Thadeus Musoke bagamba nti  abasuubuzi ebitundu 70% bebalamereddwa okusasula amabanja gaabwe nga boolekedde kuva mu bizinensi bagende bakole ebirala kuba embeera ebayinze.

Kinajjukirwa nti eggwanga bwelyali ku muggalo, abasuubuzi basaba Pulezidenti Yoweri Museveni okubakwasizaako ku mabanja gebalina mu bbanka era nebasaba bongerwe ku kadde okutuusa nga eggwanga liguddwawo basobole okunoonya ssente ezibabanjibwa.

Ssentebe Musoke agamba nti  bbanka zitandise okuwamba ebintu byabwe nga tebamanyi kyebagenda kuzaako kuba bannabwe abamu baggaddewo nebadda mu kyalo nasaba gavumenti eyingire mu nsonga zaabwe.

Musoke ategezezza nti bazze batuula ne gavumenti enfuna eziwera okunogera ekizibu kino eddagala wabula abakulu mu gavuenti bagaana okubawuliriza kyokka nga obukwakkulizo bbanka zebwateekawo buzibu nnyo nga bwetaaga okutunulwamu.

Share this:

  • Twitter
  • Tumblr
  • Pinterest
  • Pocket
  • WhatsApp
  • Skype
  • Telegram
  • LinkedIn
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist