• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abantu ba Buganda basabiddwa okwang’anga abatyoboola Nnamulondo

Gambuuze by Gambuuze
October 30, 2024
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abantu ba Buganda basabiddwa okwang’anga abatyoboola Nnamulondo
0
SHARES
28
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Lubiri – Mmengo

Omulangira Felix Muteesa   asabye abantu ba Kabaka okuvaayo basimbire ekuuli bannakigwaanyizi abeesomye okuvvoola n’okutyobola ekitiibwa kya Namulondo.

Bino Omulangira Felix  abyogeredde mu Lubiri e Mmengo bw’abadde ayaniriza Amakula ga Kabaka agavudde mu ggombolola ya Mumyuka Busimbi e Ssingo ku Lwokusatu.

 Omulangira Muteesa agamba nti waliwo abantu abalabika nga balina akakuku ku Buganda nga bwekityo batandise okubasindikiriza obutasonyiwa buli kimu.

“Abaganda tusonyiwa naye abantu abamu ndowooza tubeerabire ate ndowooza tetujja kusonyiwa buli kimu. Twegendereze nnyo betusenza mu Buganda. Omuntu nga tayagala Buganda nga tayagala Kabaka we, Abaganda tetumusembeza” Omulangira Muteesa bw’annyonnyodde.

Katikkiro w’Ebyalo bya Kabaka, Omuk.Moses Luutu asinzidde wano naasaba abaweereza b’Obwakabaka  okwongera okwagazisa abantu ba Beene enteekateeka z’Obwakabaka mu ngeri yonna esoboka.

Omuk Robert Sewava akulira olubiri lwe Mmengo akalaatidde  abantu ba Buganda obutabongotera mukusimba kirime kya mmwanyi kubanga kiyimirideko ebiseera eby’omu maaso ebigumivu.

 Omwami we Ggombolola ya Mumyuuka Busimbi mu  Ssingo,  Sendikadiwa David ayogedde ebimu kubyebatuseeko neebisomoza ebibalobera okukola obuweereza bwa Beene.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist