• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Agafa e Mengo

Abamerika basiimye Ssaabasajja Kabaka n’engule

Gambuuze by Gambuuze
May 12, 2022
in Agafa e Mengo
0 0
0
Abamerika basiimye Ssaabasajja Kabaka n’engule
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kamapala

Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kukung’aanya omusaayi mu ggwanga lya Amerika ki International Divisions of America’s Blood Centre, kiwadde Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi, engule olw’okulwanirira obulamu bw’abantu nga ayita mu kubakunga n’okukung’aanya omusaayi mu masaza ge ag’enjawulo.

Engule eno ekwasiddwa Ssenkulu w’ekitongole kya Kabaka Foundation Omuk. Eddie Kaggwa Ndagala  ku mukolo ogubadde mu ssaza lya Arizona mu Amerika eggulo ku Lwokusatu.

Omuk. Kaggwa Ndagala  yasinzidde wano neyeebaza Ssaabasajja Kabaka olw’okuvaayo n’enteekateeka ez’enjawulo eziyambye okutumbula eby’obulamu mu Buganda ne Uganda.

Ono era asiimye bannamikago ab’enjawulo abayambyeko okuteeka ekiragiro kya Kabaka mu nkola era nawera nti Amasaza ga Nnyinimu gonna bakugatuukamu akadde konna.

Ate abaami ba Kabaka abakulembera abaganda mu kitundu kino ekya Arizona nga bakulembeddwamu Owek. Samuel Kalulu  ne batendereza Beene olw’okubeera omukulembeze alumirirwa abantu be.

Mukiseera kino kawefube w’okugaba omusaayi yakatalaaga amasaza mukaaga okuli Kyadondo,Busiro,Kyagwe,Ssingo,Bulemeezi,Buddu era Yuniti z’omusaayi ezisoba mu 9 zakungaanyizibwa.

Okusobola okutumbula enteekateeka eno, Omutanda yasiima essaza eribeera lisinze okukung’aanya omusaayi buli mwaka okuweebwa ekirabo ky’eddwaliro awamu n’engabo.

Enteekateeka y’okugaba omusaayi ekyataaga amasaza gono agakola obwakabaka bwa buganda okutaasa abantu bakabaka abaffa olw’ebbula ly’omusaayi.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist