• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakungu ba UNESCO balambudde Amasiro, basiimu n’omulimu ogukoleddwa

Gambuuze by Gambuuze
June 13, 2023
in Amawulire
0 0
0
Abakungu ba UNESCO balambudde Amasiro, basiimu n’omulimu ogukoleddwa
0
SHARES
35
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kasubi – Kyaddondo

Abatwala ekitongole ky’ensi  yonna ekikola ku by’Ennono, ekya UNESCO, nga bakulembeddwamu Ssenkulu waakyo, Lazare Eloundou Assomo, balambudde Amasiro ge Kasubi okwekeneenya omulimu gw’okugaddaabiriza wegutuuse nebasiima ebikoleddwa.

Abakulu bano eggulo ku Mmande bakulembeddwamu minisita Henry Ssekabembe Kiberu kulwa minisita w’ebyobulambuzi nebalambula Amasiro gano okulaba omulimu wegutuuse.

“Olugendo luno lukulu nnyo eri Buganda ng’Obwakabaka, Uganda n’ensi yonna kuba amasiro gano gali ku ddaala lya nsi yonna,” Owek. Ssekabembe bw’ategeezezza.

Minisita  Ssekabembe  ategeezeza nti Amasiro tegakoma ku kugasa Buganda yokka wabula gaganyula ensi yonna  nga yensonga lwaki gasaanye okudaabirizibwa obulungi nga ennono n’obuwangwa bigobererwa bulungi awatali mutendera gwonna gubuukiddwa okusobola okuzza ekitiibwa kyago.

Ye Omukungu wa UNESCO Lazare agamba nti omulimu gutambudde bulungi nasiima eky’okukkiriza abavubuka okwetaba mu  mulimu gw’okuzzaawo amasiro gano kuba kino kiraga ebiseera by’omu maaso ebitangaavu.

Lazare yeebazizza olwa kaweefube akoleddwa nakakasa nti okusinziira ku biriwo omulimu bwegutambula ekitiibwa ky’ekifo kino kigenda kuddawo mu bwangu.

Kamisona wa Gavumenti avunaanyizibwa ku bifo eby’ennono namakaddiyizo, Jackline Nyirakiza Besigye agamba nti gavumenti yakwongera okulaba nti batumbula eby’obulambuzi n’okulaba nti amasiro gano gaddawo.

 Kitegeerekese nti ebinaava mu kulambula kuno byakufulumizibwa mu mwezi gwa September, nga akakiiko ak’okuntikko mu UNESCO kamaze okwekenneenya alipoota enaakaweebwa.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist