• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Ebyemizzanyo

Abakungu ba FUFA balambudde ekisaawe omunaazannyirwa amasaza

Gambuuze by Gambuuze
November 15, 2021
in Ebyemizzanyo
0 0
0
Abakungu ba FUFA balambudde ekisaawe omunaazannyirwa amasaza
0
SHARES
23
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Njeru

Abakungu b’ekibiina ekifuga omupiira mu ggwanga ekya Uganda Football Association awamu n’akakiiko akategesi ak’empaka z’amasaza ez’omwaka guno, balambudde ekisaawe kya FUFA Technical Centre e Njeru, ne bakakasa omutindo gwakyo  n’obusobozi bw’okukyaza empaka zino.

“Enteekateeka ku kisaawe buli kimu kiri bulungi era ekisaawe kyeyongeddeko ku mutindo okusinga bwe kyali omwaka oguwedde. Era buli kimu kikwatagana bulungi nnyo n’enteekateeka yaffe ey’omwaka guno okulaba nti tubeera n’empaka eziri ku mutindo okusingako omwaka oguwedde.”  Omuk. Ssejjengo bw’ategeezezza.

Okusinziira ku Ssejjengo, baalabye abazannyi, abakungu awamu ne badiifiri we bagenda okusula era ne bakakasa enteekateeka y’omupiira ogunaggulawo empaka zino  ogwa nga 20 Novemba nga Gomba, esamba Kyaddondo era Beene y’agenda okugiggulawo.

Ono annyonnyodde nti tebagenda kukkiriza bawagizi mu kisaawe olw’ekirwadde kya Corona naye n’akakasa nti enteekateeka y’okugulaga ku ntimbe za TV yaakoleddwako era nga buli kimu kigenda kuba kya mutindo n’abasaba okusigala nga bagumiikiriza.

Amyuka atwala omupiira mu FUFA, Decolas Kizza ategeezezza nti tebagenda kutaataaganya ttiimu zibadde zikozesa kisaawe okuli; Busoga United ne SC Villa bajja kusigala nga bazannya kuba enteekateeka ekoleddwa bulungi.

Bannantameggwa b’empaka zino ab’omwaka oguwedde aba Gomba baakuzannya Ssingo ate Kyaddondo ekwatagane ne Kabula awamu ne Buluuli mu kibinja kya Masengere. Buddu Mawogola, Busujju, Buweekula ne Butambala bali mu kibinja kya Muganzirwazza.

Mu kibinja Bulange; Busiro, Bugerere, Kyaggwe ne Buvuma  ate Butikkiro mulimu; Bulemeezi, Kkooki, Mawokota ne Ssese.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist