• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Eby'Obulamu

Abakulira badokita abali mu kugezebwa, batadde gavumenti ku nninga esazeemu eky’okubagoba

Gambuuze by Gambuuze
December 13, 2021
in Eby'Obulamu
0 0
0
Abakulira badokita abali mu kugezebwa, batadde gavumenti ku nninga esazeemu eky’okubagoba
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Kampala

Abakulira abasawo ku ddaala lya dokita abali mu kugezesebwa  ku Ssetendekero wa Makerere, baweze okwekalakaasa olunaku olw’enkya singa Minisitule y’ebyobulamu tesazaamu kiwandiiko kibayimiriza era ekibagoba mu malwaliro gye babadde bakolera.

Akulira abayizi, Shamim Nambasa agamba nti bakooye omuze gwa Gavumenti ogw’okukozesa abantu ate n’ebasuulawo, ayongerako nti abayizi bano Minisitule bw’ebagoba bayinza obutafuna bbaluwa zibakkiriza kukola busawo olwo babeere nga basomedde bwereere.

Kati bano bawadde nsalessale wa ssaawa 24 nga gavumenti yeefukuludde ku kiwandiiko ekibagoba mu malwaliro oba si ekyo, baakukunga bannaabwe abali wansi nabo babeegatteko.

Abasawo bano bagamba nti embeera gye bayitamu nzibu nnyo ng’emitwalo 75 egibaweebwa mitono nnyo nga tegibamala kwebeezaawo kubanga nabo babeera basawo bennyini.

Bakukkulumidde Minisita w’ebyamawulire, tekinogiya n’okulung’amya eggwanga, Dr. Chris Balyomunsi olw’okubasuulirira kyokka nga bye bayitamu abimanyi bulungi.

Wabula ye Minisita w’ebyobulamu, Dr. Jane Ruth Acenge gwe tufunidde ku lukomo lw’essimu, atutegeezezza nti ekitongole ky’ebyobulamu tekirina kye kifiirwa kubanga abasawo bano tebannakakasibwa era eky’okujjanjaba abantu kiyamba bo ng’abantu.

Kinajjukirwa nti Omukulembeze w’eggwanga, Yoweri Kaguta Museveni yasuubiza okwongeza abasawo bano ensimbi okuva ku mitwalo 75 okutuuka ku bukadde 2.5, ensimbi omusawo ali ku Gavumenti era eyakakasibwa z’afuna.

Share this:

Tags: Dr. Jane Ruth AcengIntern doctors strike
  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist