• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abakulembeze mu bika mutandikewo polojekiti ezinakulakulanya e bika

Gambuuze by Gambuuze
October 14, 2026
in Amawulire
0 0
0
Abakulembeze mu bika mutandikewo polojekiti ezinakulakulanya e bika
0
SHARES
21
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Arthur Kalumba

Mmengo – Kyaddondo

Minisita w’Obuwangwa n’Ennono Oweek. Dr. Anthony Wamala akuutidde abakulembeze mu Bika okwongera okunyweza obukulembeze, n’okutandikawo polojekiti ezikulaakulanya Ebika.

Minisita okwogera bino abadde asisinkanye ab’Ekika ky’e Njovu abakulembedwamu Omutaka Mukalo Ssaalongo Ssesanga David ku Bulange e Mengo.

Mu kaweefube w’okwongera okukulaakulanya n’okutumbula ebika, Oweek. Wamala azze alambula ebika ebisoba mu 38 omuli n’Ekika ky’Enjovu ku butaka bwabwe e Kambugu e Busiro.

Asinzidde mu nsisinkano eno Minisita Wamala n’asaba abakulembeze mu Bika okwongera okukunga n’Okwagazisa abazzukulu Ebika byabwe, era bakole emirimu egikulaaakulanya ebika.  

Omutaka w’Ekika ky’e Njovu, Mukalo Ssaalongo Ssesanga David akunze abazzukulu okujjumbira emirimu gy’Ekika okuva mu Nju okutuuka ku kasolya Ekika kisobole okutambula nga kigenda mu maaso.

Katikkiro w’Ekika ky’e Njovu Mw. Joseph Mutaawe, asabye Obwakabaka bubakwasizeeko ku nsonga z’ekibba ttaka ku mbuga ez’enjawulo mu kika kino.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist