• Tutukiriire
Gambuuze
Advertisement
  • Omuko Ogusooka
    Owek. Mayiga akubirizza abakulira Abasomaali okwenyigira mu nteekateeka z’ Obwakabaka

    Minisita Anthony Wamala akubirizza abantu okuwandiika ebibakwatako okukuuma omukululo

    Owek. Mayanja akunze abantu okukuuma Obutondebwensi

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    KITALO! Akabenje katuze 5 e Soroti

    Ab’e  Masaka balaajanye mu muwendo gwa baana ogweyongedde

    Kaggo Magandaazi atuuzizza Abaami b’emiruka, Abasabye okukuuma  ekitiibwa kya Buganda

    Abantu ba Beene basabiddwa okutumbula obuyonjo nga bayita mu Bulungibwansi

    Olukiiko olutegesi lulambudde ekifo awanaakwatirwa olunaku lw’Abavubuka mu Buganda

    Owek. Kakomo asabye abantu okunnyweza Obumu

  • Agafa e Mengo
  • Emboozi
  • Endowooza
  • Ebisanyusa
  • Ag’Ebweru
  • Ebyemizzanyo
No Result
View All Result

Home Amawulire

Abaganda munywerere ku Ssaabasajja Kabaka – Omumbejja Nassolo

Gambuuze by Gambuuze
May 25, 2021
in Amawulire
0 0
0
Abaganda munywerere ku Ssaabasajja Kabaka – Omumbejja Nassolo
0
SHARES
163
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Bya Ssemakula John

Bulange – Mmengo

Abantu ba Buganda basabiddwa okunyweza obumu awamu n’okunywerera ku Ssaabasajja Kabaka, beesonyiwe ebigambo ebiyiting’ana bwe baba baagala okubaako bye batuukako n’okuzza Buganda ku ntikko.

Okwogera bino Omumbejja Nassolo abadde atikkula Luwalo mu bimuli bya Bulange e Mmengo nga olwaleero luweredde ddala obukadde musanvu n’emitwalo nsanvu mu mukaaga (7.76).

“Mbakubiriza okukolera awamu musobole okugatta obusobozi bwa buli omu bw’alina okusobola okuzza Buganda ku ntikko. Mbasaba okunywerera ku Kabaka wammwe kuba Katonda gwe yatuwa okutukulembera.” Omumbejja Nassolo bw’abakubiriza.

Omumbejja Nassolo abakubirizza okwettanira enteekateeka z’Obwakabaka basobole okuziganyulwamu kuba ezisinga zeesigamiddwa ku kutumbula embeera zaabwe era n’abasaba okusigala ku bwerinde ku kirwadde kya Ssennyiga Corona ekyongedde okutabula abantu.

Ate ye Minisita omubeezi owa gavumenti ez’ebitundu mu Buganda, Owek. Joseph Kawuki, asabye abaami ba Kabaka okwongera amaanyi mu nteekateeka zonna n’akubiriza abantu obutatiirira Bwakabaka.
Oluwalo luno luvudde mu ggombolola ez’enjawulo okuva e Kyaddondo, Buluuli n’abakulembeze b’abakyala mu Busiro.

Eggombolola zino kuliko; Mumyuka Kakooge, Ssaabaddu Buluuli, Mituba IV Nakasongola, Mutuba I Nakituma ne Lwabiyata.

Eggombolola ya Musaale Busukkuma mu ssaza Kyaddondo y’eridde empanga olwaleero, ng’ereese Oluwalo lwa bukadde busatu n’emitwalo kinaana mu etaano n’eddirirwa eggombolola ya Mumyuka Kakooge ereese akakadde kamu n’emitwalo ebiri.

Share this:

  • Tutukiriire

© 2021 Gambuuze - Obwakabaka bwa Buganda.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist